EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ZABBULI 142-150
“Yakuwa Mukulu era y’Agwanidde Okutenderezebwa Ennyo”
Dawudi bwe yamanya nti ekitiibwa kya Yakuwa tekiriiko kkomo, kyamuleetera okumutendereza ennyo
Okufaananako Dawudi, abaweereza ba Yakuwa abeesigwa boogera ku bikolwa bya Yakuwa eby’ekitalo
Dawudi yali mukakafu nti Yakuwa ayagala era asobola okulabirira abaweereza be bonna