LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb16 Noovemba lup. 1
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Subheadings
  • Similar Material
  • OMUNAALA GW’OMUKUUMI
  • YIGIRIZA AMAZIMA
  • LWAKI KIKULU OKUYIGA BAYIBULI? (Vidiyo)
  • TEGEKA ENNYANJULA YO
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Noovemba lup. 1
Bannyinaffe nga babuulira omukyala mu lulimi oluyitibwa Tzotzil mu Chiapas, Mexico

Bapayoniya nga babuulira omukyala ayogera olulimi oluyitibwa Tzotzil mu Chiapas, Mexico

Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

OMUNAALA GW’OMUKUUMI

Omunaala gw’Omukuumi Na. 6 2016 | Okwolesebwa Okulaga Ebiri mu Ggulu

Ekibuuzo: Omuntu bw’akubuuza ebifa mu ggulu, oyinza kumuddamu otya?

Ekyawandiikibwa: Yok 3:13

By’oyinza okwogera: Akatabo kano koogera ku bifa mu ggulu Yesu ne Kitaawe bye batutegeeza.

YIGIRIZA AMAZIMA

Bayibuli embikkule

Ekibuuzo: Okikkiriza nti obunnabbi buno obuli mu Bayibuli bwogerera ddala ku biriwo leero?

Ekyawandiikibwa: 2Ti 3:1-5

Amazima: Okuva bwe kiri nti obunnabbi obuli mu Bayibuli obukwata ku nnaku ez’enkomerero butuukirira mu kiseera kino, tusobola okuba abakakafu nti obunnabbi obukwata ku biseera eby’omu maaso nabwo bujja kutuukirira.

LWAKI KIKULU OKUYIGA BAYIBULI? (Vidiyo)

Lwaki Kikulu Okuyiga Bayibuli? (vidiyo)

Ennyanjula: Tulaga abantu vidiyo ennyimpimpi eraga we tusobola okufuna eby’okuddamu mu bibuuzo bye tutera okwebuuza. [Mulage vidiyo.]

Eky’okugaba: Akatabo kano kalaga engeri Katonda gy’ajja okuggyawo ebizibu ebiriwo mu nsi. [Muwe akatabo Baibuli Ky’Eyigiriza oba Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?]

TEGEKA ENNYANJULA YO

Kozesa ekyokulabirako waggulu okutegeka ennyanjula yo

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share