LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb16 Ddesemba lup. 1
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Subheadings
  • Similar Material
  • ZUUKUKA!
  • YIGIRIZA AMAZIMA
  • LWAKI KIKULU OKUYIGA BAYIBULI? (Vidiyo)
  • TEGEKA ENNYANJULA YO
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Ddesemba lup. 1
Bannyinaffe nga bayigiriza omuntu Bayibuli mu Chile

Ababuulizi nga bayigiriza omuntu Bayibuli mu Chile

Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

ZUUKUKA!

Zuukuka! Na. 6 2016 | Engeri gy’Oyinza Okwewalamu Endwadde

Ekibuuzo: Ffenna twagala okuba abalamu obulungi. Olowooza kiki kye tuyinza okukola okusobola okwewala endwadde?

Ekyawandiikibwa: Nge 22:3

Eky’Okugaba: Akatabo kano kalaga ebintu bye tusobola okukola okwewala endwadde.

YIGIRIZA AMAZIMA

Bayibuli embikkule

Ekibuuzo: Olowooza Katonda y’atuleetera okubonaabona, oba waliwo ebintu ebirala ebituviirako okubonaabona?

Ekyawandiikibwa: Yobu 34:10

Amazima: Katonda si y’atuleetera okubonaabona, wabula Sitaani y’aleeta okubonaabona, oba abantu bayinza okufuna ebizibu olw’okusalawo obubi. Ate oluusi tuyinza okufuna ekizibu olw’okuba tubadde mu kifo ekikyamu mu kiseera ekikyamu. Naye Katonda atwagala nnyo era asobola okutuyamba nga tufunye ebizibu.

LWAKI KIKULU OKUYIGA BAYIBULI? (Vidiyo)

Lwaki Kikulu Okuyiga Bayibuli? (vidiyo)

Ekibuuzo: Olowooza Katonda y’afuga ensi? [Muleke abeeko ky’addamu.] Bayibuli ky’egamba kiyinza okukwewuunyisa. Ka nkulage vidiyo eddamu ekibuuzo ekyo. [Mulage vidiyo.]

Eky’Okugaba: Essuula 11 ey’akatabo kano eraga lwaki Katonda akyaleseewo okubonaabona era ne ky’anaakola okukuggyawo. [Muwe akatabo Baibuli Ky’Eyigiriza oba Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?]

TEGEKA ENNYANJULA YO

Kozesa ekyokulabirako waggulu okutegeka ennyanjula yo

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share