LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb17 Apuli lup. 1
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Subheadings
  • Similar Material
  • ZUUKUKA!
  • YIGIRIZA AMAZIMA
  • OBWAKABAKA BWA KATONDA KYE KI? (Okuddiŋŋana)
  • TEGEKA ENNYANJULA YO
  • Ennyanjula
    Zuukuka!—2017
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Ennyanjula ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
mwb17 Apuli lup. 1
Ab’oluganda baaniriza mwannyinaffe eyali aweddemu amaanyi

Ab’oluganda baaniriza mwannyinaffe eyali aweddemu amaanyi

Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

ZUUKUKA!

Zuukuka! Na. 2 2017 | Kiki Ekiri Emabega w’Amaanyi Agatali ga Bulijjo?

Ekibuuzo: Leero ku ttivi kutera okubaako firimu ezitiisa n’ezirimu eby’obusamize. Olowooza okulaba ebintu ng’ebyo kulimu akabi konna?

Eky’okugaba: Akatabo kano kalaga ensonga lwaki abantu baagala nnyo okulaba ebintu ng’ebyo era n’akabi akali mu kubiraba.

YIGIRIZA AMAZIMA

Bayibuli embikkule

Ekibuuzo: Olowooza kiki ekinaamalawo ebizibu ebiriwo mu nsi?

Ekyawandiikibwa: Mat 6:10

Amazima: Obwakabaka bwa Katonda bwe bunaaba buzze, ku nsi kujja kubaako emirembe n’obutebenkevu nga bwe kiri mu ggulu.

OBWAKABAKA BWA KATONDA KYE KI? (Okuddiŋŋana)

Obwakabaka bwa Katonda Kye KI?

Ekibuuzo: [Mulage ekibuuzo ekiri emabega ku tulakiti.] Obulamu buliba butya nga tufugibwa Obwakabaka bwa Katonda?

Ebyawandiikibwa: Zb 37:29; Is 65:21-23

Eky’okugaba: [Mulage brocuwa Amawulire Amalungi.] Essomo 7 ery’akatabo kano litubuulira ebisingawo ku Bwakabaka bwa Katonda. [Tandika okumuyigiriza Bayibuli ng’okozesa akatabo ako.]

TEGEKA ENNYANJULA YO

Kozesa ebyokulabirako ebiri waggulu okutegeka ennyanjula yo.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share