EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | KOSEYA 8-14
Yakuwa Muwe Ekisingayo Obulungi
Yakuwa asanyuka nnyo bw’omuwa ekisingayo obulungi, era naawe oganyulwa
ENKOLAGANA YO NE YAKUWA
Yakuwa omuwa ssaddaaka ez’okutendereza
Yakuwa akusonyiwa ebibi byo, asiima by’okola, era akufuula mukwano gwe
Ofuna emiganyulo egiva mu kugondera amateeka ga Yakuwa, era ekyo kikuleetera okweyongera okumutendereza
Nnyinza ntya okuwa Yakuwa ekisingayo obulungi?