LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb18 Jjanwali lup. 5
  • Mulekere Awo Okweraliikirira

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Mulekere Awo Okweraliikirira
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
  • Similar Material
  • Okyajjukira?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2016
  • Beera ‘Mumativu n’Ebintu by’Olina’”
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Osobola Okuweereza Yakuwa Wadde nga Bazadde bo Tebaakuteerawo Kyakulabirako Kirungi
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Yesu Yali Ayagala Nnyo Abantu
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Jjanwali lup. 5

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Mulekere Awo Okweraliikirira

Ekinyonyi; ebimuli

Yesu bwe yali ayigiriza ku lusozi, yagamba nti: “Mulekere awo okweraliikirira ebikwata ku bulamu bwammwe.” (Mat 6:25) Wadde ng’omuntu atatuukiridde ali mu nsi ya Sitaani eno tasobola kwewalira ddala kweraliikirira, Yesu yali ayigiriza abagoberezi be obuteeraliikirira kisukkiridde. (Zb 13:2) Lwaki? Kubanga okweraliikirira ekisukkiridde, ka kube kweraliikirira ebyetaago by’obulamu, kiyinza okutuwugula ne kituzibuwalira okukulembeza Obwakabaka. (Mat 6:33) Ebigambo Yesu bye yaddako okwogera bisobola okutuyamba okwewala okweraliikirira ekisukkiridde.

  • Mat 6:26​—Biki bye tuyiga bwe twetegereza ebinyonyi? (w16.07 9-10 ¶11-13)

  • Mat 6:27​—Lwaki okweraliikirira ekisukkiridde kuba kumala biseera? (w05 11/1 28 ¶5)

  • Mat 6:28-30​—Biki bye tuyiga bwe tulowooza ku malanga ag’oku ttale? (w16.07 10-11 ¶15-16)

  • Mat 6:31, 32​—Mu ngeri ki Abakristaayo gye bali ab’enjawulo ku bantu abalala? (w16.07 11 ¶17)

Nja kulekera awo okweraliikirira ebintu bino

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share