EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | LUKKA 23-24
Beera Mwetegefu Okusonyiwa Abalala
Ani gwe nneetaaga okusonyiwa?
Okuba ‘omwetegefu okusonyiwa’ kitegeeza ki? (Zb 86:5) Yakuwa n’Omwana we bakebera omutima gw’omuntu okulaba obanga waliwo kye basobola okusinziirako okumusonyiwa.