LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb18 Noovemba lup. 3
  • Omwoyo Omutukuvu Gufukibwa ku Kibiina Ekikristaayo

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Omwoyo Omutukuvu Gufukibwa ku Kibiina Ekikristaayo
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
  • Similar Material
  • “Bajjula Omwoyo Omutukuvu”
    ‘Okuwa Obujulirwa Obukwata ku Bwakabaka bwa Katonda mu Bujjuvu’
  • Avunaanibwa Okuba Omuntu ow’Omutawaana era Aleetera Abalala Okujeemera Gavumenti
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
  • Pawulo Ajulira Kayisaali era Oluvannyuma Abuulira Kabaka Agulipa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Noovemba lup. 3

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | EBIKOLWA 1-3

Omwoyo Omutukuvu Gufukibwa ku Kibiina Ekikristaayo

Abantu ab’amawanga ag’enjawulo nga bali mu Yerusaalemi ku Pentekooti 33 E.E.

2:1-8, 14, 37, 38, 41-47

Abayudaaya bangi abaali mu Yerusaalemi ku Pentekooti 33 E.E, baali bavudde mu mawanga amalala. (Bik 2:9-11) Wadde nga baakwatanga amateeka ga Musa, bayinza okuba nga baabeeranga mu mawanga ago. (Yer 44:1) N’olwekyo, abamu ku bo bayinza okuba nga baali boogera ennimi z’amawanga ago okusinga olulimi lwabwe. Abantu 3,000 bwe baabatizibwa, ekibiina Ekikristaayo kyatandika okubeeramu abantu abava mu mawanga ag’enjawulo. Wadde nga baali bava mu mbeera za njawulo, “baakuŋŋaaniranga mu yeekaalu nga bonna bassa kimu.”​—Bik 2:46.

Oyinza otya okulaga nti ofaayo ku . . .

  • bantu b’omu kitundu kyo abava mu mawanga amalala?

  • b’oluganda abali mu kibiina kyo abava mu mawanga amalala?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share