LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb19 Febwali lup. 4
  • “Katonda Atulaga Okwagala Kwe”

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • “Katonda Atulaga Okwagala Kwe”
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
  • Similar Material
  • Ekinunulo—‘Kirabo Ekituukiridde’ Okuva eri Kitaffe
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2017
  • Ekinunulo—Kirabo kya Katonda Ekisingayo Obulungi
    Kiki Ddala Baibuli Ky’Eyigiriza?
  • Ekinunulo—Ekirabo eky’Omuwendo Ennyo Katonda Kye Yatuwa
    Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?
  • Weeyongere Okusiima Ekinunulo
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2021
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
mwb19 Febwali lup. 4

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ABARUUMI 4-6

“Katonda Atulaga Okwagala Kwe”

5:8, 18, 21

Ekirabo Yakuwa kye yatuwa eky’ekinunulo kigonjoola ensonga enkulu ennyo, gamba ng’okugulumizibwa kw’erinnya lye n’obufuzi bwe. Naye era ekinunulo kitusobozesa okuba n’enkolagana ennungi ne Yakuwa kati, era kisobozesa abantu bonna abawulize okuba n’essuubi ery’ebiseera eby’omu maaso.

Tuyinza tutya okulaga nti tusiima ekirabo ky’ekinunulo?

  • Omusajja abatizibwa

    Okwewaayo n’okubatizibwa biraga nti tukkiririza mu kinunulo era nti twagala kubeera mikwano gya Yakuwa

  • Ab’oluganda babiri babuulira mawulire amalungi

    Okubuulira amawulire amalungi agakwata ku Bwakabaka bwa Katonda kiraga nti tukoppa okwagala Yakuwa kw’alina eri abantu.​—Mat 22:39; Yok 3:16

Ngeri ki endala ze nnyinza okulagamu nti nsiima Yakuwa olw’ekirabo ky’ekinunulo?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share