Nuuwa n’ab’omu maka ge bateekateeka okuyingira mu lyato
Bye Tuyinza Okwogerako
●○○ OMULUNDI OGUSOOKA
Ekibuuzo: Erinnya lya Katonda y’ani?
Ekyawandiikibwa: Zb 83:18
Eky’okulekawo: Engeri ya Yakuwa esinga obukulu y’eruwa?
○●○ OKUDDIŊŊAANA OKUSOOKA
Ekibuuzo: Engeri ya Yakuwa esinga obukulu y’eruwa?
Ekyawandiikibwa: 1Yo 4:8
Eky’okulekawo: Oyinza otya okufuuka mukwano gwa Katonda?
○○● OKUDDIŊŊAANA OKW’OKUBIRI
Ekibuuzo: Oyinza otya okufuuka mukwano gwa Katonda?
Ekyawandiikibwa: Yok 17:3
Eky’okulekawo: Yakuwa atubuulira ebinaabaawo mu biseera eby’omu maaso?