Jjanwali 6-12
OLUBEREBERYE 1-2
Oluyimba 11 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Yakuwa Atonda Ebintu Ebiramu ku Nsi”: (Ddak. 10)
[Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo ky’Olubereberye.]
Lub 1:3, 4, 6, 9, 11—Ennaku ez’okutonda; olusooka okutuuka ku lw’okusatu (it-1-E lup. 527-528)
Lub 1:14, 20, 24, 27—Ennaku ez’okutonda; olw’okuna okutuuka ku lw’omukaaga (it-1-E lup. 528 ¶5-8)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Lub 1:1—Bayibuli eyogera ki ku myaka ensi gy’emaze nga weeri? (w15 6/1 lup. 5)
Lub 1:26—Yesu naye yali Mutonzi? (it-2-E lup. 52)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Lub 1:1-19 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Nyiikirira Okusoma n’Okuyigiriza: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Okulaga Omuganyulo, oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku ssomo 13 erya brocuwa Okuyigiriza.
Okwogera: (Ddak. 5 oba obutawera) w08-E 2/1 lup. 5—Omutwe: Okukimanya nti Twatondebwa Kituwa Emirembe mu Mutima (th essomo 11)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Osobola Okunnyonnyola Abalala Ebikwata ku Nzikiriza Yo?”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Omusawo w’Amagumba Annyonnyola Ebikwata ku Nzikiriza Ye ne Munnassaayansi Annyonnyola Ebikwata ku Nzikiriza Ye.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 98
Okufundikira (Ddak. 3 oba obutawera)
Oluyimba 18 n’Okusaba