LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb20 Jjulaayi lup. 8
  • Beera Mwetoowaze—Weewale Okwegulumiza

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Beera Mwetoowaze—Weewale Okwegulumiza
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
  • Similar Material
  • Goberera Yakuwa n’Omutima Gwo Gwonna
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Abakessi Ekkumi n’Ababiri
    Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
  • Bye Njiga mu Bayibuli
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2012
  • Waliwo Ekintu Kyonna Ekyandituleetedde Okwewaana?
    Yigira ku Muyigiriza Omukulu
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
mwb20 Jjulaayi lup. 8

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Beera Mwetoowaze​—Weewale Okwegulumiza

Omuntu bwe yeegulumiza era ne yeewaana kiraga nti alina amalala era tazimba balala. Bayibuli egamba nti: “Leka omuntu omulala akutendereze so si akamwa ko.”​—Nge 27:2.

MULABE VIDIYO, BEERA MUKWANO GWA YAKUWA—BEERA MWETOOWAZE, OLUVANNYUMA MUDDEMU EBIBUUZO BINO:

  • Bintu ki ebitera okuleetera abantu okwewaana?

  • Kalebu yeewaanidde atya ku mukwano gwe?

  • Taata we amuyambye atya okukimanya nti alina okuba omwetoowaze?

  • Ebiri mu 1 Peetero 5:5 biyinza bitya okutuyamba okuba abeetoowaze?

Kalebu ayimiridde ku ngatto ennene nga bwe yeewaanira ku mukwano gwe ali wansi.
    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share