EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
Ekikolwa ky’Omuntu Omu Kisobola Okuganyula Abangi
Abamowaabu baasendasenda Abayisirayiri ne beenyigira mu bikolwa eby’obugwenyufu (Kbl 25:1, 2; lvs lup. 118 ¶1-2)
Yakuwa yasunguwalira Abayisirayiri olw’obutaba beesigwa gy’ali n’olw’okwefaako bokka (Kbl 25:3-5; lvs lup. 119 ¶4)
Yakuwa yalekera awo okubonereza Abayisirayiri olw’ekikolwa ky’omuntu omu ekyoleka obuvumu (Kbl 25:6-11)
WEEBUUZE, ‘Mbeera ki eziyinza okunneetaagisa okwoleka obuvumu okusobola okunywerera ku kituufu?’