LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb21 Maayi lup. 2
  • Koppa Yakuwa Atasosola

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Koppa Yakuwa Atasosola
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Similar Material
  • Engeri gy’Oyinza Okutuuka ku Buwanguzi mu Bulamu
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Yakuwa Awa Omukisa Abo Abooleka Okukkiriza
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Zzaamu Bakkiriza Banno Amaanyi mu Biseera Ebizibu
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Weeyongere Okuyiga ku Ngeri za Yakuwa n’Okumukoppa
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2013
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
mwb21 Maayi lup. 2
Bawala ba Zerofekaadi abataano nga banjula ensonga yaabwe eri Musa ku mulyango gwa weema ey’okusisinkaniramu.

Bawala ba Zerofekaadi nga basaba eby’obusika bya kitaabwe

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Koppa Yakuwa Atasosola

Bawala ba Zerofekaadi abataano baali baagala okufuna obusika bwa kitaabwe (Kbl 27:1-4; w13 6/15 lup. 10 ¶14; laba ekifaananyi ekiri kungulu)

Yakuwa yakiraga nti tasosola bwe yasalawo mu ngeri ey’obwenkanya (Kbl 27:5-7; w13 6/15 lup. 11 ¶15)

Naffe tetusaanidde kusosola balala (Kbl 27:8-11; w13 6/15 lup. 11 ¶16)

Bwe tussa ekitiibwa mu bakkiriza bannaffe, ne tubalaga okwagala okutajjulukuka, era ne tubuulira abantu aba buli ngeri, tuba tulaga nti tukoppa Yakuwa atasosola.

Ebifaananyi: Engeri gye tuyinza okulagamu nti tetusosola. 1. Ab’emikwano bataano ab’emyaka egy’enjawulo era abava mu mawanga eg’enjawulo baliira wamu ekijjulo era basanyukirako wamu mu maka agamu. 2. Omwami ne mukyala we nga babuulira omusajja ow’eggwanga ery’enjawulo okumpi ne nkambi y’abanoonyi b’obubudamu.
    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share