LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb21 Noovemba lup. 3
  • Twebaza Yakuwa olw’Okwagala Kwe Mwoleka

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Twebaza Yakuwa olw’Okwagala Kwe Mwoleka
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Similar Material
  • “Mugabenga”
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • “Obusente Bubiri” obw’Omuwendo Ennyo mu Maaso ga Yakuwa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
  • “Okubaako Kye Tuwa Yakuwa”
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
  • “Baako ky’Oterekawo”
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
mwb21 Noovemba lup. 3
Ebifaananyi: 1. Ow’oluganda ateeka ssente mu kasanduuko. 2. Akasanduuko ka JW. 3. Ab’oluganda nga bateekateeka ekifo eky’okukwatiramu vidiyo.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Twebaza Yakuwa olw’Okwagala Kwe Mwoleka

Abakristaayo b’omu kibiina ky’e Ssessalonika baalaga bakkiriza bannaabwe okwagala wadde nga baali boolekagana n’ebizibu. (2Se 1:3, 4) Ne leero, abantu ba Yakuwa balaga bakkiriza bannaabwe mu nsi yonna okwagala mu ngeri y’emu. Ekitundu ekiri ku jw.org ekirina omutwe “Engeri Ssente z’Owaayo gye Zikozesebwamu” kiraga engeri ssente ze muwaayo gye ziyambamu bakkiriza bannaffe mu biseera ebizibu. Tubeebaza nnyo olw’okwagala kwe mwoleka n’olw’okuba abagabi.

MULABE VIDIYO, BULIJJO ‘TWEBAZA KATONDA KU LWAMMWE,’ OLUVANNYUMA MUKUBAGANYE EBIROWOOZO KU BIBUUZO BINO:

• Ebimu ku bintu ssente ze tuwaayo bye zikola bye biri wa?

• Engeri esingayo obulungi ey’okuwaayo ssente okuyamba baganda baffe ne bannyinaffe abali mu bwetaavu y’eruwa?​—Laba n’ekitundu ekiri ku jw.org ekirina omutwe “Okuyamba Abo Abali mu Bwetaavu”

MANYA EBISINGAWO KU MUKUTU GWAFFE

Oyinza otya okuwaayo kyeyagalire okuwagira omulimu ogukolebwa Abajulirwa ba Yakuwa? Nyiga ku kigambo “Donations” ekiri awatandikirwa ku JW Library. Mu nsi nnyingi waliwo linki ekutwala ku kitundu “Frequently Asked Questions” (FAQ), ekiddamu ebibuuzo abantu bye batera okwebuuza ebikwata ku kuwaayo.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share