EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
Tegeeza Yakuwa Ebikuli ku Mutima
[Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo kya 1 Samwiri.]
Kaana yasaba Yakuwa okumala ekiseera kiwanvu (1Sa 1:10, 12, 15; ia lup. 55 ¶12)
Kaana ebizibu bye yabikwasa Yakuwa (1Sa 1:18; w07-E 3/15 lup. 16 ¶4)
Bwe tubuulira Yakuwa ebituli ku mutima, tusobola okuba abakakafu nti ajja kutuyamba, era nti ajja kutuzzaamu amaanyi.—Zb 55:22; 62:8.