LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb22 Jjulaayi lup. 16
  • Engeri y’Okukozesaamu Ebiri mu Kitundu Bye Tuyinza Okwogerako

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Engeri y’Okukozesaamu Ebiri mu Kitundu Bye Tuyinza Okwogerako
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Similar Material
  • Engeri gye Tuyinza Okukozesaamu Ebiri mu Kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
  • Bye Tuyinza Okwogerako
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
  • Engeri y’Okutandikamu Okwogera n’Abantu nga Tukozesa Tulakiti
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
  • Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe—Tegeka Ennyanjula Yo ey’Okugaba Magazini
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Jjulaayi lup. 16
Ebifaananyi: 1. Mwannyinaffe n’omwami we babuulira omukyala mu maka ge nga bakozesa brocuwa “Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!” 2. Mwannyinaffe y’omu awa ekyokulabirako mu lukuŋŋaana olwa wakati mu wiiki ng’akozesa brocuwa “Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!”

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Engeri y’Okukozesaamu Ebiri mu Kitundu Bye Tuyinza Okwogerako

Ab’oluganda bafuba nnyo okuteekateeka ebyo ebiri mu kitundu Bye Tuyinza Okwogerako, era ababuulizi bangi bakisanze nti ebiba mu kitundu ekyo bikwata nnyo ku bantu be baba babuulira. Kyokka olw’okuba embeera mu bitundu ebitali bimu mu nsi zaawukana, ababuulizi bwe baba mu buweereza, basobola okukyusaamu ku ebyo ebiri mu kitundu ekyo oba okukozesa ennyanjula endala esobola okukwata ku bantu b’omu kitundu kyabwe. Kyo kituufu nti ffenna tusaanidde okugoberera obulagirizi obuba butuweereddwa bwe wabaawo kaweefube ow’enjawulo. Ekigendererwa kyaffe ekikulu kwe kukola omulimu Yesu gwe yatuwa ogw’okubuulira amawulire amalungi.​—Mat 24:14.

Ababuulizi ababa baweereddwa eby’okukolako mu Lukuŋŋaana lw’Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe, basaanidde okukozesa ebyo ebiri mu kitundu Bye Tuyinza Okwogerako. Kyokka, okuggyako nga waliwo obulagirizi obulala obuba buweereddwa, basobola okukozesa ekibuuzo ekirala, ekyawandiikibwa ekirala, eky’okulekawo ekirala, n’embeera endala, ebituukagana n’ekitundu kyammwe. Kino kikyusaamu ku bulagirizi obuli mu Katabo k’Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe aka Jjuuni 2020, olupapula 8.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share