LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb22 Noovemba lup. 6
  • Kiki Ekyandireetedde Omukristaayo Okuluubirira Enkizo mu Kibiina?

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Kiki Ekyandireetedde Omukristaayo Okuluubirira Enkizo mu Kibiina?
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Similar Material
  • Biruubirirwa Ki Bannyinaffe Bye Basobola Okweteerawo?
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Kaweefube ow’okuyita abantu ku Lukuŋŋaana lwa Disitulikiti “Okununulibwa Kuli Kumpi!”
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2006
  • “Omwami We Amanyiddwa ku Miryango gy’Ekibuga”
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Kulaakulanya Engeri Ennungi—Okukkiriza
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Noovemba lup. 6

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Kiki Ekyandireetedde Omukristaayo Okuluubirira Enkizo mu Kibiina?

Abaweereza ba Yakuwa baluubirira enkizo ezitali zimu, gamba ng’okuweereza nga bapayoniya, okuweereza ku Beseri, n’okuzimba Ebizimbe by’Obwakabaka. Ate era, ab’oluganda basobola okuluubirira enkizo ey’okufuuka abakadde oba abaweereza mu kibiina. (1Ti 3:1) Naye, Abakristaayo baluubirira enkizo ezo olw’okuba balowooza nti zijja kubaleetera okuweebwa ekitiibwa n’okufuna ettutumu?

MULABE VIDIYO, LWAKI WANDIRUUBIRIDDE ENKIZO? (1TI 3:1), OLUVANNYUMA MUDDEMU EKIBUUZO KINO:

Ebyawandiikibwa bino wammanga birimu nsonga ki essatu ezandituleetedde okuluubirira enkizo mu kibiina?

  • Mat 5:14-16

  • 1Ti 4:15

  • Beb 5:14–6:1

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share