LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb22 Noovemba lup. 7
  • “Ab’Ennyumba ya Akabu Bonna Bajja Kusaanawo”​—2Ki 9:8

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • “Ab’Ennyumba ya Akabu Bonna Bajja Kusaanawo”​—2Ki 9:8
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Similar Material
  • Nnaabakyala Omubi Abonerezebwa
    Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
  • A6-A Ekipande: Bannabbi ne Bakabaka ba Yuda ne Isirayiri (Ekitundu 1)
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • Yezeberi—Kkwini Omubi
    Ekitabo Kyange eky’Engero za Baibuli
  • Omukazi Omubi era Eyali Ayagala Ennyo Ebitiibwa Abonerezebwa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Noovemba lup. 7

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

“Ab’ennyumba Ya Akabu Bonna Bajja Kusaanawo”​—2Sk 9:8

“Ab’Ennyumba ya Akabu Bonna Bajja Kusaanawo.” Ekipande ekiraga ab’ennyumba ya Akabu.

OBWAKABAKA BWA YUDA

Yekosafaati afuga nga kabaka

c. 911 E.E.T.: Yekolaamu (mutabani wa Yekosafaati era bba wa Asaliya, muwala wa Akabu ne Yezebeeri) afuuka kabaka w’obwakabaka bwa Yuda ne Isirayiri

c. 906 E.E.T.: Akaziya (muzzukulu wa Akabu ne Yezebeeri) afuuka kabaka

c. 905 E.E.T.: Asaliya atta batabani ba kabaka bonna era afuga Yuda. Muzzukulu we Yekowaasi yekka, Yekoyaada Kabona Asinga Obukulu gw’awonyaawo era n’amukweka.​—2Sk 11:1-3

898 E.E.T.: Yekowaasi afuuka kabaka. Yekoyaada Kabona Asinga Obukulu atta Nnaabakyala Asaliya.​—2Sk 11:4-16

OBWAKABAKA BWA ISIRAYIRI

c. 920 E.E.T.: Akaziya (mutabani wa Akabu ne Yezebeeri) afuuka kabaka

c. 917 E.E.T.: Yekolaamu (mutabani wa Akabu ne Yezebeeri) afuuka kabaka

c. 905 E.E.T.: Yeeku atta Yekolaamu kabaka wa Isirayiri ne baganda be, Yezebeeri maama wa Yekolaamu, ne Akaziya kabaka wa Yuda awamu ne baganda be.​—2Sk 9:14–10:17

c. 904 E.E.T.: Yeeku atandika okufuga nga kabaka

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share