LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb23 Jjanwali lup. 10
  • Weeyongere Okwagala Okukola Katonda by’Ayagala

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Weeyongere Okwagala Okukola Katonda by’Ayagala
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Similar Material
  • Dawudi ne Sawulo
    Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
  • “Okugonda Kusinga Ssaddaaka Obulungi”
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2011
  • Lwaki Dawudi Alina Okudduka
    Ekitabo Kyange eky’Engero za Baibuli
  • Ebirimu
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Jjanwali lup. 10
Ebifaananyi: 1. Kabaka Sawulo yeetulinkirizza n’awaayo ssaddaaka ku kyoto. 2. Dawudi agaana okunywa amazzi basajja be ge bamuleetedde.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Weeyongere Okwagala Okukola Katonda by’Ayagala

Olw’okuba Sawulo teyali muwulize, Yakuwa yamwabulira (1By 10:13, 14)

Yakuwa yalonda Dawudi okuba kabaka mu kifo kya Sawulo (1By 11:3)

Obutafaananako Sawulo, Dawudi yafuba okukolera ku mateeka ga Yakuwa n’emisingi gye (1By 11:15-19; w12 11/15 lup. 6 ¶12-13)

Dawudi yayagalanga nnyo okukola Katonda by’ayagala. (Zb 40:8) Naffe tusobola okwagala okukola Katonda by’ayagala nga tufuba okuyiga okutunuulira ebintu nga bw’abitunuulira.​—Zb 25:4; w18.06 lup. 17 ¶5-6.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share