LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb23 Maayi lup. 15
  • Funa Essanyu mu Kutandika Okunyumya n’Abantu

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Funa Essanyu mu Kutandika Okunyumya n’Abantu
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Similar Material
  • Okusalawo mu Ngeri Eraga nti Twesiga Yakuwa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu
    Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Olunaku Olumu Olubaako Omulabirizi Akyalira Ebibiina Olwa 2025-2026
  • Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu
    Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Olunaku Olumu Olwa 2025-2026 Olubaako Akiikiridde Ettabi
  • Tolonzalonza Kuyamba Abo ‘Abalina Endowooza Ennuŋŋamu’
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2025
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Maayi lup. 15

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Funa Essanyu mu Kutandika Okunyumya n’Abantu

Okubuulira embagirawo y’emu ku ngeri ennungi ennyo ey’okubuuliramu abantu. Kyokka tuyinza okutya okutandika okunyumya n’abantu bwe tulowooza ku ngeri gye tunaabalagamu ekyo Bayibuli ky’egamba. Mu kifo ky’okweraliikirira ebyo by’onooyogera ng’obabuulira, lowooza ku ngeri gy’oyinza okubalaga nti obafaako. (Mat 22:39; Baf 2:4) Bw’oba onyumya n’omuntu n’ofuna akakisa okwogera ku ebyo ebiri mu Bayibuli, waliwo ebintu bingi ebisobola okukuyamba.

Ebintu bino wammanga biyinza bitya okukuyamba okuwa obujulirwa okusinziira ku ekyo kye muba mwogerako ng’onyumya n’omuntu?

Bukkaadi obulagirira abantu ku JW.ORG.
Bukkaadi obulagirira abantu ku JW.ORG.
Ebifaananyi: Tulakiti ez’enjawulo. 1. “Bayibuli Ogitwala Otya?” 2. “Olowooza Ki ku Biseera eby’Omu Maaso?” 3. “Kiki Ekisobozesa Amaka Okubaamu Essanyu?” 4. “Ddala Ani Afuga Ensi?” 5. “Okubonaabona Kuliggwaawo?” 6. “Ddala Abafu Basobola Okuddamu Okuba Abalamu?” 7. “Obwakabaka bwa Katonda Kye Ki?” 8. “Wa We Tusobola Okufuna eby’Okuddamu mu Bibuuzo Ebikulu Ennyo mu Bulamu?”

MULABE VIDIYO ‘EKYUMA KIWAGALA KYUMA’—OKUTANDIKA OKUNYUMYA N’OMUNTU, OLUVANNYUMA MUDDEMU EKIBUUZO KINO:

Bintu ki ebisatu ebisobola okutuyamba okulongoosa mu ngeri gye tunyumyamu n’abantu?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share