LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • sjj oluyimba 126
  • Tunula, Beeranga Wa Maanyi

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Tunula, Beeranga Wa Maanyi
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Similar Material
  • Tunula, Yimirira Butengerera, Weeyongere Amaanyi
    Muyimbire Yakuwa
  • ‘Mutunulenga’!
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2003
  • Wettanire Obwakabaka bwa Katonda!
    Muyimbire Yakuwa
  • Ajja Kukuwa Amaanyi
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
See More
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 126

OLUYIMBA 126

Tunula, Beeranga wa Maanyi

Printed Edition

(1 Abakkolinso 16:13)

  1. 1. Tunula, beera wa maanyi,

    Era gumiikiriza.

    Yolekanga obuvumu.

    Obuwanguzi bujja.

    Yesu ffenna gwe tugondera,

    Era ye gwe tugoberera.

    (CHORUS)

    Tunula, beeranga wa maanyi!

    Totendewalirwanga!

  2. 2. Tunula, ba bulindaala.

    Beeranga muwulize.

    ’Bulagirizi bwa Kristo

    Buyita mu muddu we.

    Wulirizanga abakadde

    Abalabirir’e ndiga ze.

    (CHORUS)

    Tunula, beeranga wa maanyi!

    Totendewalirwanga!

  3. 3. Tunula, kuuma obumu,

    Olwanirire ’njiri.

    Wadd’o jja kuziyizibwa,

    Ggwe toggwangamu maanyi.

    Yongera ’kugirangirira;

    ’Lunaku lwa Yakuwa lujja.

    (CHORUS)

    Tunula, beeranga wa maanyi!

    Totendewalirwanga!

(Laba ne Mat. 24:13; Beb. 13:7, 17; 1 Peet. 5:8.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share