LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • sjj oluyimba 88
  • Njigiriza Amakubo Go

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Njigiriza Amakubo Go
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Similar Material
  • Njigiriza Amakubo Go
    Muyimbire Yakuwa
  • Nyweza Amazima
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Nyweza Amazima
    Muyimbire Yakuwa
  • Wulira Okusaba Kwange
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
See More
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 88

OLUYIMBA 88

Njigiriza Amakubo Go

Printed Edition

(Zabbuli 25:4)

  1. 1. Tukuŋŋaanye mu maaso go, Yakuwa,

    Otuyise ne tukkiriza.

    Ekigambo kyo ttaala emulisa

    Ekkubo mwe tutambulira.

    (CHORUS)

    ’Makubo go gandage ngamanye;

    Nnyamba ntegeere ’biragiro byo.

    Onnyambe nze, okusanyukira

    N’okutambulira mu mazima.

  2. 2. Ai Katonda ’magezi go mangi;

    By’okola bizzaamu amaanyi.

    Ekigambo kyo ddala kyewuunyisa;

    By’oyogera bituukirira.

    (CHORUS)

    ’Makubo go gandage ngamanye;

    Nnyamba ntegeere ’biragiro byo.

    Onnyambe nze, okusanyukira

    N’okutambulira mu mazima.

(Laba ne Kuv. 33:13; Zab. 1:2; 119:27, 35, 73, 105.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share