Oluyimba 37
Ebyawandiikibwa—Byaluŋŋamizibwa Katonda
Printed Edition
1. ’Kigambo kya Katonda,
Kye kitukulembera.
Singa tukigoberera,
Kinaatufuula ba ddembe.
2. Kyava eri Katonda,
Tuyige by’atwetaaza.
Kitereeza ’bintu byonna,
Era kitukangavvula.
3. Olw’Ebyawandiikibwa,
Tuyize okwagala.
Tubisomenga bulijjo,
Tufune emiganyulo.
(Era laba Zab. 119:105; Nge. 4:13.)