Oluyimba 147
Ekintu kya Katonda Ekiganzi
Printed Edition
	Wanula:
- Ekitonde ekiggya, - Be baana ba Katonda. - Yabagula mu bantu, - Era abasiima. - (CHORUS) - Ba muwendo gy’oli; - Bantu ab’erinnya lyo. - Bakutendereza; - Balangirira ettendo lyo. 
- Bano ggwanga ttukuvu; - Baagala amazima. - Katonda yabalaga - Ekitangaala kye. - (CHORUS) - Ba muwendo gy’oli; - Bantu ab’erinnya lyo. - Bakutendereza; - Balangirira ettendo lyo. 
- Bafuba ’kukuŋŋaanya - Ab’endiga endala. - Beesigwa eri Yesu - Era bawulize. - (CHORUS) - Ba muwendo gy’oli; - Bantu ab’erinnya lyo. - Bakutendereza; - Balangirira ettendo lyo. 
(Era laba Is. 43:20b, 21; Mal. 3:17; Bak. 1:13.)