LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • sjj oluyimba 123
  • Okugoberera Enteekateeka Katonda gy’Ataddewo

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Okugoberera Enteekateeka Katonda gy’Ataddewo
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Similar Material
  • Okugondera Enteekateeka ya Teyokulase
    Muyimbire Yakuwa
  • ‘Ggwe Mwesigwa Wekka’
    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa
  • Okuweereza Kristo Kabaka n’Obwesigwa
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2006
  • “Mwagalanenga Mwekka na Mwekka”
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2004
See More
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 123

OLUYIMBA 123

Okugoberera Enteekateeka Katonda gy’Ataddewo

Printed Edition

(1 Abakkolinso 14:33)

  1. 1. ’Bantu ba Yakuwa balanga mu nsi

    Amazima g’omuwendo omungi.

    Bagoberera nnyo enteekateeka

    Ya Katonda waffe; beesigwa ddala.

    (CHORUS)

    Tugonderenga, tunywererenga

    Ku Katonda waffe.

    Ye y’atukuuma era ’twagala;

    Ka tumunywerereko.

  2. 2. Tulin’o mwoyo gwe n’omuwanika.

    Ebyo bituyamba; bituluŋŋamya.

    Ebyo by’ayagala, tubikolenga;

    Tulangirirenga by’atulagira.

    (CHORUS)

    Tugonderenga, tunywererenga

    Ku Katonda waffe.

    Ye y’atukuuma era ’twagala;

    Ka tumunywerereko.

(Laba ne Luk. 12:42; Beb. 13:7, 17.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share