LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • sjj oluyimba 2
  • Erinnya lyo Ggwe Yakuwa

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Erinnya lyo Ggwe Yakuwa
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Similar Material
  • Erinnya Lyo Ggwe Yakuwa
    Muyimbire Yakuwa—Ennyimba Empya
  • Okutuuka ku Buwanguzi mu Bulamu
    Muyimbire Yakuwa
  • Mubayigirize Basobole Okuba Abanywevu
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Mubayigirize Basobole Okuba Abanywevu
    Muyimbire Yakuwa—Ennyimba Empya
See More
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 2

OLUYIMBA 2

Erinnya Lyo Ggwe Yakuwa

Printed Edition

(Zabbuli 83:18)

  1. 1. Ggwe Katonda omu

    Wekka ow’amazima,

    Nnyini butonde bwonna;

    ’Linnya lyo Yakuwa.

    Twesiimye nnyo ddala

    ’Kuba nti tuli babo.

    Tulangirira wonna,

    ’Kitiibwa ky’olina.

    (CHORUS)

    Yakuwa, Yakuwa,

    Tewali Katonda

    Alinga ggw’eyo mu ggulu

    Oba wano ku nsi.

    Ggwe wekka Ayinza Byonna;

    Ka bonna bamanye.

    Yakuwa, Yakuwa,

    Ggwe Katonda waffe wekka.

  2. 2. Otufuula kyonna

    Ggwe ky’oba oyagala,

    Tukole by’otwetaaza;

    ’Linnya lyo Yakuwa.

    Otuwadde ’nkizo

    ’Kuba ’Bajulirwa bo.

    Tukyenyumirizaamu

    Okuba ’bantu bo.

    (CHORUS)

    Yakuwa, Yakuwa,

    Tewali Katonda

    Alinga ggw’eyo mu ggulu

    Oba wano ku nsi.

    Ggwe wekka Ayinza Byonna;

    Ka bonna bamanye.

    Yakuwa, Yakuwa,

    Ggwe Katonda waffe wekka.

(Laba ne 2 Byom. 6:14; Zab. 72:19; Is. 42:8.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share