LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • snnw oluyimba 139
  • Mubayigirize Basobole Okuba Abanywevu

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Mubayigirize Basobole Okuba Abanywevu
  • Muyimbire Yakuwa—Ennyimba Empya
  • Similar Material
  • Mubayigirize Basobole Okuba Abanywevu
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Okutuuka ku Buwanguzi mu Bulamu
    Muyimbire Yakuwa
  • Obulamu bwa Payoniya
    Muyimbire Yakuwa—Ennyimba Empya
  • Obulamu Kyamagero
    Muyimbire Yakuwa
See More
Muyimbire Yakuwa—Ennyimba Empya
snnw oluyimba 139

Oluyimba 139

Mubayigirize Basobole Okuba Abanywevu

Printed Edition

Wanula:

  • Bigambo Byokka

  • Olupapula Okuli Obubonero

(Matayo 28:19, 20)

  1. Kya ssanyu okuyigiriza

    Endiga za Yakuwa.

    Laba bwe bakulaakulanye

    Ne banyweza ‘mazima.

    (CHORUS)

    Yakuwa, ffe tukusaba

    Obakuume ng’endiga zo.

    Era tukwegayirira: Obayambe;

    Beeyongere okunywera.

  2. Bwe twali tubayigiriza,

    Twabasabiranga nnyo,

    Banywere nga bagezesebwa;

    Era kati banywevu.

    (CHORUS)

    Yakuwa, ffe tukusaba

    Obakuume ng’endiga zo.

    Era tukwegayirira: Obayambe;

    Beeyongere okunywera.

  3. Bwe banaagumiikirizanga,

    Mu mbiro z’obulamu,

    Era ne baba bawulize,

    Bajja kusiimibwa nnyo.

    (CHORUS)

    Yakuwa, ffe tukusaba

    Obakuume ng’endiga zo.

    Era tukwegayirira: Obayambe;

    Beeyongere okunywera.

(Era laba Luk. 6:48; Bik. 5:42; Baf. 4:1.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share