LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • sjj oluyimba 89
  • Wulira, Ssa mu Nkola, Oweebwe Emikisa

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Wulira, Ssa mu Nkola, Oweebwe Emikisa
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Similar Material
  • Wulira, Ssa mu Nkola, Oweebwe Emikisa
    Muyimbire Yakuwa
  • Oli ‘Muwulize’?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2023
  • Tutaase Obulamu Bwabwe
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Tutaase Obulamu Bwabwe
    Muyimbire Yakuwa—Ennyimba Empya
See More
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 89

OLUYIMBA 89

Wulira, Ssa mu Nkola, Oweebwe Emikisa

Printed Edition

(Lukka 11:28)

  1. 1. Tukolera ku Kristo by’atugamba?

    Za muganyulo ’njigiriza ze.

    Kituwa essanyu bwe tuzimanya;

    Tusiimibwa nga tuzigondedde.

    (CHORUS)

    Wulira, ssa mu nkola

    Katonda by’akugamba.

    By’owulidde bw’obissa mu nkola,

    Oweebwa emikisa.

  2. 2. Tuli ku musingi munywevu ddala

    Ng’enju eyazimbibwa ku lwazi.

    Bwe tussa mu nkola Yesu ky’agamba,

    ’Bulamu bwaffe buba bulungi.

    (CHORUS)

    Wulira, ssa mu nkola

    Katonda by’akugamba.

    By’owulidde bw’obissa mu nkola,

    Oweebwa emikisa.

  3. 3. Ng’omuti oguliraanye amazzi

    Bwe gussaako ebibala bingi,

    N’okuba ’bawulize kya magezi,

    Kituviiramu ’mikisa mingi.

    (CHORUS)

    Wulira, ssa mu nkola

    Katonda by’akugamba.

    By’owulidde bw’obissa mu nkola,

    Oweebwa emikisa.

(Laba ne Ma. 28:2; Zab. 1:3; Nge. 10:22; Mat. 7:24-27; Luk. 6:47-49.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share