LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 69
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Essaala ey’okununulibwa

        • “Okwagala ennyo ennyumba yo kummazeewo” (9)

        • “Yanguwa okunnyanukula” (17)

        • ‘Bampa omwenge omukaatuufu’ (21)

Zabbuli 69:1

Marginal References

  • +Zb 144:7; Kuk 3:54; Yon 2:5

Zabbuli 69:2

Marginal References

  • +Zb 40:2
  • +Zb 32:6; Yon 2:3

Zabbuli 69:3

Marginal References

  • +Zb 22:2
  • +Zb 119:82, 123; Is 38:14

Zabbuli 69:4

Marginal References

  • +Luk 23:22; Yok 15:24, 25

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2011, lup. 11

    7/1/2006, lup. 11

Zabbuli 69:7

Marginal References

  • +Zb 22:6; Yer 15:15
  • +Is 50:6; Mat 26:67; 27:29

Zabbuli 69:8

Marginal References

  • +Yob 19:13; Zb 31:11; Yok 1:11; 7:5

Zabbuli 69:9

Marginal References

  • +1Sk 19:10; Zb 119:139; Mat 21:12, 13; Mak 11:15-17; Yok 2:13-17
  • +Bar 15:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2010, lup. 8-9

Zabbuli 69:10

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “Bwe nnakaaba era ne nsiiba.”

Zabbuli 69:11

Footnotes

  • *

    Obut., “olugero.”

Zabbuli 69:13

Marginal References

  • +Is 49:8; Beb 5:7
  • +Zb 68:20

Zabbuli 69:14

Marginal References

  • +Zb 144:7

Zabbuli 69:15

Footnotes

  • *

    Oba, “kinnya.”

Marginal References

  • +Zb 69:2
  • +Zb 16:10

Zabbuli 69:16

Marginal References

  • +Zb 63:3; 109:21
  • +Zb 25:16

Zabbuli 69:17

Marginal References

  • +Zb 27:9; 102:2
  • +Zb 31:9; 40:13

Zabbuli 69:19

Marginal References

  • +Zb 22:6

Zabbuli 69:20

Marginal References

  • +Zb 142:4
  • +Yob 19:14

Zabbuli 69:21

Footnotes

  • *

    Oba, “ekimera eky’obutwa.”

Marginal References

  • +Mat 27:34; Mak 15:23
  • +Mat 27:48; Mak 15:36; Luk 23:36; Yok 19:29

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2011, lup. 15

Zabbuli 69:22

Marginal References

  • +Bar 11:9, 10

Zabbuli 69:23

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2006, lup. 10

Zabbuli 69:24

Footnotes

  • *

    Oba, “obusungu bwo.”

Marginal References

  • +Zb 21:9

Zabbuli 69:25

Marginal References

  • +Bik 1:20

Zabbuli 69:28

Footnotes

  • *

    Oba, “kitabo ky’obulamu.”

Marginal References

  • +Kuv 32:33
  • +Baf 4:3; Kub 3:5; 13:8

Zabbuli 69:29

Marginal References

  • +Zb 109:22

Zabbuli 69:31

Marginal References

  • +Zb 50:13-15; Kos 14:2

Zabbuli 69:33

Marginal References

  • +Zb 10:17; 102:17; Is 66:2
  • +Zb 146:7; Is 61:1; Luk 4:18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2008, lup. 12

Zabbuli 69:34

Marginal References

  • +Zb 96:11; Is 49:13

Zabbuli 69:35

Marginal References

  • +Zb 51:18

Zabbuli 69:36

Marginal References

  • +Is 61:9; 66:22
  • +Zb 91:14; Yak 1:12

General

Zab. 69:1Zb 144:7; Kuk 3:54; Yon 2:5
Zab. 69:2Zb 40:2
Zab. 69:2Zb 32:6; Yon 2:3
Zab. 69:3Zb 22:2
Zab. 69:3Zb 119:82, 123; Is 38:14
Zab. 69:4Luk 23:22; Yok 15:24, 25
Zab. 69:7Zb 22:6; Yer 15:15
Zab. 69:7Is 50:6; Mat 26:67; 27:29
Zab. 69:8Yob 19:13; Zb 31:11; Yok 1:11; 7:5
Zab. 69:91Sk 19:10; Zb 119:139; Mat 21:12, 13; Mak 11:15-17; Yok 2:13-17
Zab. 69:9Bar 15:3
Zab. 69:13Is 49:8; Beb 5:7
Zab. 69:13Zb 68:20
Zab. 69:14Zb 144:7
Zab. 69:15Zb 69:2
Zab. 69:15Zb 16:10
Zab. 69:16Zb 63:3; 109:21
Zab. 69:16Zb 25:16
Zab. 69:17Zb 27:9; 102:2
Zab. 69:17Zb 31:9; 40:13
Zab. 69:19Zb 22:6
Zab. 69:20Zb 142:4
Zab. 69:20Yob 19:14
Zab. 69:21Mat 27:34; Mak 15:23
Zab. 69:21Mat 27:48; Mak 15:36; Luk 23:36; Yok 19:29
Zab. 69:22Bar 11:9, 10
Zab. 69:24Zb 21:9
Zab. 69:25Bik 1:20
Zab. 69:28Kuv 32:33
Zab. 69:28Baf 4:3; Kub 3:5; 13:8
Zab. 69:29Zb 109:22
Zab. 69:31Zb 50:13-15; Kos 14:2
Zab. 69:33Zb 10:17; 102:17; Is 66:2
Zab. 69:33Zb 146:7; Is 61:1; Luk 4:18
Zab. 69:34Zb 96:11; Is 49:13
Zab. 69:35Zb 51:18
Zab. 69:36Is 61:9; 66:22
Zab. 69:36Zb 91:14; Yak 1:12
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
  • 34
  • 35
  • 36
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 69:1-36

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba; ya ku “Malanga.” Zabbuli ya Dawudi.

69 Ndokola, Ai Katonda, kubanga amazzi gaagala kusaanyaawo obulamu bwange.+

 2 Ntubidde mu bitosi ebingi awatali ttaka ggumu.+

Ndi mu mazzi amawanvu,

Amazzi g’omugga agakulugguka gantutte.+

 3 Okukoowoola kunkooyezza;+

Obulago bunsaakadde.

Amaaso gange gakooye okutunula nga nnindirira Katonda wange.+

 4 Abo abankyawa awatali nsonga+

Bangi okusinga enviiri ez’oku mutwe gwange.

Abaagala okunzita,

Abalabe bange abakuusa, beeyongedde obungi.

Nnawalirizibwa okuwaayo bye sabba.

 5 Ai Katonda, omanyi obusirusiru bwange,

Era okwonoona kwange tekukukisiddwa.

 6 Ai Mukama Afuga Byonna, Yakuwa ow’eggye,

Abo abateeka essuubi lyabwe mu ggwe ka nneme kubaviirako kuswala.

Ai Katonda wa Isirayiri,

Abo abakunoonya ka nneme kubaviirako kufeebezebwa.

 7 Banvuma nga bannanga ggwe;+

Nzijudde obuswavu.+

 8 Nfuuse munnaggwanga eri baganda bange,

Nfuuse mugwira eri abaana ba mmange.+

 9 Okwagala ennyo ennyumba yo kummazeewo,+

N’ebivumo by’abo abakuvuma bizze ku nze.+

10 Bwe nneetoowaza ne nsiiba,*

Ekyo kyanvumya.

11 Bwe nnayambala ebibukutu,

Nnafuuka ekinyoomebwa* gye bali.

12 Abatuula ku mulyango gw’ekibuga boogera ku nze,

N’abatamiivu bannyimbako mu nnyimba zaabwe.

13 Naye essaala yange k’etuuke gy’oli,

Ai Yakuwa, mu kiseera eky’okugikkiririzaamu.+

Ai Katonda, mu kwagala kwo okungi okutajjulukuka

Nnyanukula ng’onkolera ebikolwa byo eby’obulokozi ebyesigika.+

14 Nzigya mu bitosi;

Tondeka kutubira.

Ntaasa abo abatanjagala,

Era nzigya mu mazzi amawanvu.+

15 Amazzi aganjadde agakulugguka togakkiriza kuntwala,+

Tokkiriza buziba kummira,

Toganya luzzi* kunzigalira mu kamwa kaalwo.+

16 Nnyanukula, Ai Yakuwa, kubanga okwagala kwo okutajjulukuka kulungi.+

Ng’okusaasira kwo okungi bwe kuli, kyuka otunule gye ndi,+

17 Omuweereza wo tomukweka bwenyi bwo.+

Yanguwa okunnyanukula, kubanga ndi mu nnaku.+

18 Sembera we ndi onnyambe;

Nnunula mu balabe bange.

19 Omanyi engeri gye nvumibwa, gye mpeebuulwa, ne gye nfeebezebwa.+

Abalabe bange bonna obalaba.

20 Okuvumibwa kumenye omutima gwange, era ekiwundu tekisobola kuwona.

Mbadde ndowooza nti wanaabaawo ansaasira, naye tewali n’omu,+

Era nti wanaabaawo abambudaabuda, naye sifunyeeyo n’omu.+

21 Mu kifo ky’emmere bampa butwa,*+

Ennyonta bwe yannuma bampa mwenge mukaatuufu.+

22 Emmeeza yaabwe k’ebafuukire omutego,

N’obugagga bwabwe ka bubafuukire ekyambika.+

23 Amaaso gaabwe ka gajjeko ekifu baleme kulaba,

Era kankanyanga bbunwe waabwe.

24 Bafukeeko ekiruyi kyo,*

Era obusungu bwo obubuubuuka ka bubatuukeko.+

25 We babeera ka wafuuke matongo;

Weema zaabwe ka zireme kubaamu bantu.+

26 Kubanga bayigganya oyo gwe wakuba,

Era boogera ku bulumi bw’abo be watuusaako ebisago.

27 Ku musango gwabwe yongerako emisango emirala,

Era ka baleme kubeera na mugabo gwonna mu butuukirivu bwo.

28 Amannya gaabwe ka gasangulwe mu kitabo ky’abalamu,*+

Era ka baleme kuwandiikibwa mu batuukirivu.+

29 Naye nze ndi mu nnaku era ndi mu bulumi.+

Amaanyi go agalokola ka gankuume, Ai Katonda.

30 Nja kuyimba ennyimba ezitendereza erinnya lya Katonda,

Nja kumugulumiza nga mmwebaza.

31 Ekyo kijja kusanyusa Yakuwa okusinga ssaddaaka z’ente ennume,

Okusinga ssaddaaka z’ente ento ennume ezirina amayembe n’ebinuulo.+

32 Abawombeefu bajja kukiraba basanyuke.

Mmwe abanoonya Katonda, emitima gyammwe ka giddemu amaanyi.

33 Kubanga Yakuwa awuliriza abaavu,+

Era tajja kugaya bantu be abawambe.+

34 Eggulu n’ensi ka bimutendereze,+

N’ennyanja ne byonna ebizitambuliramu.

35 Kubanga Katonda ajja kulokola Sayuuni+

Era ajja kuddamu azimbe ebibuga by’omu Yuda;

Bajja kubeera eyo, ensi ebeere yaabwe.

36 Bazzukulu b’abaweereza be be baligisikira,+

Era abo abaagala erinnya lye+ be baligibeeramu.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share