LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 68
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • ‘Abalabe ba Katonda ka basaasaane’

        • “Kitaawe w’abatalina bakitaabwe” (5)

        • “Katonda awa abo abali obwannamunigina aw’okubeera” (6)

        • Abakazi balangirira amawulire amalungi (11)

        • Watwala abantu ng’ebirabo (18)

        • “Yakuwa asitula emigugu gyaffe buli lunaku” (19)

Zabbuli 68:1

Marginal References

  • +Kbl 10:35; Zb 21:8

Zabbuli 68:2

Marginal References

  • +Nak 1:6

Zabbuli 68:3

Marginal References

  • +Zb 32:11

Zabbuli 68:4

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “eyeebagadde ebire.”

  • *

    “Ya” lye linnya Yakuwa nga lisaliddwako.

Marginal References

  • +Is 12:4
  • +Kuv 6:3

Zabbuli 68:5

Footnotes

  • *

    Obut., “omulamuzi.”

Marginal References

  • +Kuv 22:22-24; Ma 10:17, 18; Zb 10:14; 146:9
  • +Is 57:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2006, lup. 4-5

Zabbuli 68:6

Footnotes

  • *

    Oba, “abajeemu.”

Marginal References

  • +Zb 113:9
  • +Is 61:1
  • +Ma 28:15, 23; Zb 107:33, 34

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 1 2018 lup. 11

Zabbuli 68:7

Marginal References

  • +Kuv 13:21

Zabbuli 68:8

Marginal References

  • +Zb 114:1, 4; Beb 12:26
  • +Kuv 19:18; Bal 5:4, 5

Zabbuli 68:9

Footnotes

  • *

    Obut., “Obusika bwo.”

Zabbuli 68:10

Marginal References

  • +Kbl 10:34

Zabbuli 68:11

Marginal References

  • +Kuv 15:20; Bal 5:1; 11:34; 1Sa 18:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2014, lup. 10

    1/1/1991, lup. 15

Zabbuli 68:12

Marginal References

  • +Kbl 31:25-27; Yos 10:12, 16; 12:7; Bal 5:19
  • +Kbl 31:27; 1Sa 30:23-25

Zabbuli 68:13

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “okumpi n’ebisibo.”

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2006, lup. 10

Zabbuli 68:14

Footnotes

  • *

    Oba, “Omuzira gwalinga ogugudde mu Zalumoni.”

Marginal References

  • +Kbl 21:3; Yos 10:5, 10

Zabbuli 68:15

Marginal References

  • +Kbl 21:33; Ma 3:8, 10

Zabbuli 68:16

Footnotes

  • *

    Oba, “lw’ayagala.”

Marginal References

  • +1By 11:5; Zb 48:2, 3; 132:13
  • +Ma 12:5, 6; 1Sk 9:3; Beb 12:22

Zabbuli 68:17

Marginal References

  • +2Sk 6:16, 17; Mat 26:53
  • +Kuv 19:23; Ma 33:2

Zabbuli 68:18

Marginal References

  • +2Sa 5:7
  • +Bef 4:8, 11
  • +Ma 2:36; 7:22

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2010, lup. 18

    7/1/2006, lup. 10

    6/1/1999, lup. 21-22

    1/1/1994, lup. 17-18

Zabbuli 68:19

Marginal References

  • +Zb 55:22; 1Pe 5:6, 7

Zabbuli 68:20

Marginal References

  • +Is 12:2; 45:17
  • +Ma 32:39

Zabbuli 68:21

Footnotes

  • *

    Obut., “eyeeyongera okubaako omusango.”

Marginal References

  • +Zb 55:23; Ezk 18:26

Zabbuli 68:22

Marginal References

  • +Kbl 21:33

Zabbuli 68:23

Marginal References

  • +Zb 58:10

Zabbuli 68:24

Marginal References

  • +1By 15:25, 28; Zb 24:7

Zabbuli 68:25

Marginal References

  • +1By 15:16; Zb 87:7; 150:3
  • +Bal 11:34; 1Sa 18:6

Zabbuli 68:26

Marginal References

  • +Zb 95:6; Is 44:2

Zabbuli 68:27

Footnotes

  • *

    Oba, “afugira.”

Marginal References

  • +Lub 49:27; 1Sa 9:21

Zabbuli 68:28

Marginal References

  • +Zb 138:8

Zabbuli 68:29

Marginal References

  • +1Sk 6:1; 1By 16:1; Ezr 5:14
  • +1Sk 10:10; 2By 32:23; Zb 72:10

Zabbuli 68:30

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “nga galinnyirira.”

Marginal References

  • +Ezk 39:18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2006, lup. 10

Zabbuli 68:31

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “Ababaka bajja kuva.”

Marginal References

  • +Is 45:14; 60:5

Zabbuli 68:32

Marginal References

  • +Ma 32:43

Zabbuli 68:33

Marginal References

  • +Zb 104:3

Zabbuli 68:34

Marginal References

  • +Zb 96:7

Zabbuli 68:35

Footnotes

  • *

    Obut., “mu kifo kyo.”

Marginal References

  • +Zb 47:2; 66:5
  • +Zb 29:11; Is 40:29-31

General

Zab. 68:1Kbl 10:35; Zb 21:8
Zab. 68:2Nak 1:6
Zab. 68:3Zb 32:11
Zab. 68:4Is 12:4
Zab. 68:4Kuv 6:3
Zab. 68:5Kuv 22:22-24; Ma 10:17, 18; Zb 10:14; 146:9
Zab. 68:5Is 57:15
Zab. 68:6Zb 113:9
Zab. 68:6Is 61:1
Zab. 68:6Ma 28:15, 23; Zb 107:33, 34
Zab. 68:7Kuv 13:21
Zab. 68:8Zb 114:1, 4; Beb 12:26
Zab. 68:8Kuv 19:18; Bal 5:4, 5
Zab. 68:10Kbl 10:34
Zab. 68:11Kuv 15:20; Bal 5:1; 11:34; 1Sa 18:6
Zab. 68:12Kbl 31:25-27; Yos 10:12, 16; 12:7; Bal 5:19
Zab. 68:12Kbl 31:27; 1Sa 30:23-25
Zab. 68:14Kbl 21:3; Yos 10:5, 10
Zab. 68:15Kbl 21:33; Ma 3:8, 10
Zab. 68:161By 11:5; Zb 48:2, 3; 132:13
Zab. 68:16Ma 12:5, 6; 1Sk 9:3; Beb 12:22
Zab. 68:172Sk 6:16, 17; Mat 26:53
Zab. 68:17Kuv 19:23; Ma 33:2
Zab. 68:182Sa 5:7
Zab. 68:18Bef 4:8, 11
Zab. 68:18Ma 2:36; 7:22
Zab. 68:19Zb 55:22; 1Pe 5:6, 7
Zab. 68:20Is 12:2; 45:17
Zab. 68:20Ma 32:39
Zab. 68:21Zb 55:23; Ezk 18:26
Zab. 68:22Kbl 21:33
Zab. 68:23Zb 58:10
Zab. 68:241By 15:25, 28; Zb 24:7
Zab. 68:251By 15:16; Zb 87:7; 150:3
Zab. 68:25Bal 11:34; 1Sa 18:6
Zab. 68:26Zb 95:6; Is 44:2
Zab. 68:27Lub 49:27; 1Sa 9:21
Zab. 68:28Zb 138:8
Zab. 68:291Sk 6:1; 1By 16:1; Ezr 5:14
Zab. 68:291Sk 10:10; 2By 32:23; Zb 72:10
Zab. 68:30Ezk 39:18
Zab. 68:31Is 45:14; 60:5
Zab. 68:32Ma 32:43
Zab. 68:33Zb 104:3
Zab. 68:34Zb 96:7
Zab. 68:35Zb 47:2; 66:5
Zab. 68:35Zb 29:11; Is 40:29-31
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
  • 34
  • 35
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 68:1-35

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba. Zabbuli ya Dawudi. Oluyimba.

68 Katonda k’asituke, abalabe be basaasaane,

Abo abatamwagala badduke okuva mu maaso ge.+

 2 Ng’omukka bwe gufuumuulibwa embuyaga, naawe bw’otyo bw’oba obafuumuula;

Ng’envumbo bw’esaanuuka ng’eri kumpi n’omuliro,

N’ababi bwe batyo bwe baba basaanawo mu maaso ga Katonda.+

 3 Naye abatuukirivu ka basanyuke;+

Ka bajaganye nnyo mu maaso ga Katonda;

Ka basanyuke bajaguze.

 4 Muyimbire Katonda; muyimbe ennyimba ezitendereza erinnya lye.+

Muyimbire Oyo ayita mu ddungu.*

Ya* lye linnya lye!+ Mujagulize mu maaso ge!

 5 Kitaawe w’abatalina bakitaabwe era omukuumi* wa bannamwandu+

Ye Katonda ali mu kifo kye ekitukuvu.+

 6 Katonda awa abo abali obwannamunigina aw’okubeera;+

Asumulula abasibe n’abawa obulamu obweyagaza.+

Naye abawaganyavu* bajja kubeera mu nsi enkalu.+

 7 Ai Katonda, bwe wakulembera abantu bo,+

Bwe wayita mu ddungu, (Seera)

 8 Ensi yakankana;+

Eggulu lyatonnyesa enkuba mu maaso ga Katonda;

Olusozi Sinaayi lwakankana mu maaso ga Katonda, Katonda wa Isirayiri.+

 9 Ai Katonda, watonnyesa enkuba nnyingi;

Abantu bo* abaali bakooye wabazzaamu amaanyi.

10 Baabeeranga mu weema zo;+

Ai Katonda, olw’obulungi bwo wawa abaavu bye beetaaga.

11 Yakuwa awa ekiragiro;

Abakazi abalangirira amawulire amalungi ggye ddene.+

12 Bakabaka n’amagye gaabwe badduka!+

Omukazi asigala eka agabana ku munyago.+

13 Wadde nga mwagalamiranga okumpi n’ebyoto,*

Mujja kuba n’ebiwaawaatiro by’ejjiba ebibikkiddwako ffeeza,

Ng’ebyoya byabyo bya zzaabu omulungi.

14 Omuyinza w’Ebintu Byonna bwe yabunya bakabaka baamu emiwabo,+

Omuzira gwagwa mu Zalumoni.*

15 Olusozi lw’e Basani+ lusozi lwa Katonda;

Ensozi ez’omu kitundu ky’e Basani mpanvu.

16 Mmwe ensozi empanvu, lwaki mutunuza nsaalwa,

Nga mutunuulira olusozi Katonda lw’alonze* okubeerako?+

Yakuwa ajja kubeera okwo emirembe n’emirembe.+

17 Amagaali ga Katonda ag’olutalo gali mitwalo na mitwalo.+

Yakuwa avudde ku Lusozi Sinaayi n’ajja mu kifo ekitukuvu.+

18 Walinnya waggulu;+

Watwala abawambe;

Watwala ebirabo, ng’ebirabo ebyo bantu,+

Nga muno mwe mwali n’abawaganyavu,+ obeere mu bo, Ai Ya Katonda.

19 Yakuwa asitula emigugu gyaffe+ buli lunaku atenderezebwe,

Katonda ow’amazima ow’obulokozi bwaffe. (Seera)

20 Katonda ow’amazima ye Katonda atulokola;+

Era Yakuwa Mukama Afuga Byonna atuwonya okufa.+

21 Katonda ajja kubetenta emitwe gy’abalabe be,

Omutwe gw’oyo yenna eyeeyongera okukola ebibi.*+

22 Yakuwa agambye nti: “Nja kubakomyawo okuva e Basani;+

Nja kubaggya mu buziba bw’ennyanja,

23 Ekigere kyo kiryoke kisaabaane omusaayi,+

N’olulimi lw’embwa zo lukombe omusaayi gw’abalabe.”

24 Balaba abantu bo nga bayisa ebivvulu, Ai Katonda,

Abantu ba Katonda wange, Kabaka wange, abayisa ebivvulu nga bagenda mu kifo ekitukuvu.+

25 Abayimbi bakulembeddemu, abakuba ebivuga eby’enkoba babavaako emabega;+

Wakati waliwo abawala abakuba obugoma obutono.+

26 Mutendereze Katonda nga muli mu nkuŋŋaana ennene;

Mutendereze Yakuwa mmwe abava mu Nsibuko ya Isirayiri.+

27 Benyamini+ asembayo obuto awangulira* eyo abantu,

Abaami ba Yuda n’ekibinja kyabwe eky’abantu aboogerera waggulu,

Abaami ba Zebbulooni, n’abaami ba Nafutaali.

28 Katonda wo alagidde nti ojja kuba wa maanyi.

Laga amaanyi go, Ai Katonda, nga bw’otukoledde.+

29 Olwa yeekaalu yo eri e Yerusaalemi,+

Bakabaka bajja kukuleetera ebirabo.+

30 Koma ku nsolo ez’omu nsiko ezibeera mu lusaalu,

Eggana ly’ente ennume+ n’ennyana zaazo,

Okutuusa amawanga lwe ganaavunnama nga galeeta* ffeeza.

Saasaanya amawanga agaagala entalo.

31 Ebintu eby’ekikomo bijja kuleetebwa okuva* e Misiri;+

Kkuusi ajja kwanguwa okuwaayo ebirabo eri Katonda.

32 Mmwe obwakabaka bw’ensi muyimbire Katonda,+

Muyimbire Yakuwa ennyimba ezimutendereza, (Seera)

33 Muyimbire oyo eyeebagala eggulu ery’edda ennyo erisingayo okuba waggulu.+

Laba! Awuluguma n’eddoboozi lye, eddoboozi lye ery’amaanyi.

34 Mutegeere amaanyi ga Katonda.+

Ekitiibwa kye kiri ku Isirayiri,

N’amaanyi ge gali mu bire.

35 Katonda awuniikiriza ng’ava mu kifo kye* ekitukuvu eky’ekitiibwa.+

Ye Katonda wa Isirayiri,

Awa abantu amaanyi n’obuyinza.+

Katonda atenderezebwe.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share