Sande
“Agumiikiriza okutuuka ku nkomerero y’alirokolebwa”—MATAYO 24:13
KU MAKYA
3:20 Vidiyo ey’Ennyimba ez’Enjawulo
3:30 Oluyimba 121 n’Okusaba
3:40 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Tulina Okudduka “n’Obugumiikiriza”
Dduka mu Ngeri Eneekusobozesa Okuwangula (1 Abakkolinso 9:24)
Fuba Okwetendeka (1 Abakkolinso 9:25-27)
Weggyeeko Ekintu Kyonna Ekizitowa (Abebbulaniya 12:1)
Koppa Abo Abassaawo Ekyokulabirako Ekirungi (Abebbulaniya 12:2, 3)
Lya Emmere Erimu Ekiriisa (Abebbulaniya 5:12-14)
Nywa Amazzi Agamala (Okubikkulirwa 22:17)
Goberera Amateeka (2 Timoseewo 2:5)
Ba Mukakafu nti Ojja Kufuna Empeera (Abaruumi 15:13)
5:10 Oluyimba 141 n’Ebirango
5:20 OKWOGERA KWA BONNA: Toggwaamu Ssuubi (Isaaya 48:17; Yeremiya 29:11)
5:50 Okuwumbawumbako Omunaala gw’Omukuumi
6:20 Oluyimba 20 n’Okuwummulamu
OLWEGGULO
7:35 Vidiyo ey’Ennyimba ez’Enjawulo
7:45 Oluyimba 57
7:50 OMUZANNYO: Mujjukire Mukazi wa Lutti—Ekitundu 3 (Lukka 17:28-33)
8:20 Oluyimba 54 n’Ebirango
8:30 Lulindirire, Terujja Kulwa (Kaabakuuku 2:3)
9:30 Oluyimba 129 n’Okusaba Okufundikira