Ebirimu
Febwali 15, 2011
Ebitundu Eby’okusoma
EBITUNDU EBY’OKUSOMA MU WIIKI EYA:
Apuli 4-10, 2011
Omwoyo Omutukuvu—Gwakozesebwa mu Kutonda Ebintu!
OLUPAPULA 6 ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 110, 112
Apuli 11-17, 2011
Okusiimibwa Katonda Kisobozesa Omuntu Okufuna Obulamu Obutaggwaawo
OLUPAPULA 13 ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 106, 51
Apuli 18-24, 2011
Yagala Obutuukirivu n’Omutima Gwo Gwonna
OLUPAPULA 24 ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 22, 40
Apuli 25, 2011–Maayi 1, 2011
OLUPAPULA 28 ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 61, 120
Ekigendererwa ky’Ebitundu eby’Okusoma
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 1 OLUPAPULA 6-10
Ebintu ebyogerwako mu kitundu kino bijja kutuyamba okwongera okutegeera engeri Katonda gye yakozesaamu omwoyo gwe omutukuvu okutonda obwengula n’ensi. Era bijja kutuyamba okwongera okukakasa nti Yakuwa ye Mutonzi waffe ow’amagezi era ow’amaanyi.
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 2 OLUPAPULA 13-17
Abantu bonna okutwalira awamu ekintu kye basinga okutwala ng’ekikulu mu bulamu bwabwe kwe kwefunira ebintu. Naye Bayibuli eraga nti ekintu kye tusaanidde okutwala ng’ekikulu kwe kusiimibwa Katonda. Ekitundu kino kiraga ensonga lwaki tusaanidde okwongera okwesiga Yakuwa era kiraga n’ebyo bye tuyinza okukola okusobola okusiimibwa mu maaso ge.
EBITUNDU EBY’OKUSOMA 3, 4 OLUPAPULA 24-32
‘Yesu yayagala obutuukirivu n’akyawa obujeemu.’ (Beb. 1:9) Ebitundu bino biraga engeri gye tuyinza okumukoppamu. Biraga ensonga lwaki tulina okwagala obutuukirivu n’okukyawa obujeemu.
EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO
3 Yigiriza Abaana Bo Okuwa Abalala Ekitiibwa
11 Okufuba Kwaffe Si kwa Bwereere!
18 Osiima Emikisa Gyonna Katonda gy’Akuwa?
21 “Okugonda Kusinga Ssaddaaka Obulungi”