Ebirimu
Ssebutemba 15, 2011
Ebitundu eby’Okusoma
EBITUNDU EBY’OKUSOMA MU WIIKI EYA:
Okitobba 24-30, 2011
OLUPAPULA 7
ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 38, 56
Okitobba 31, 2011–Noovemba 6, 2011
Okkiriza Yakuwa Okuba Omugabo Gwo?
OLUPAPULA 11
ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 40, 85
Noovemba 7-13, 2011
Dduka Embiro z’Empaka n’Obugumiikiriza
OLUPAPULA 16
ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 54, 135
Noovemba 14-20, 2011
OLUPAPULA 20
ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 81, 129
Noovemba 21-27, 2011
OLUPAPULA 25
ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 107, 4
Ekigendererwa ky’Ebitundu eby’Okusoma
EBITUNDU EBY’OKUSOMA 1, 2 OLUPAPULA 7-15
Yakuwa bwe yagamba Abaleevi nti: “Nze mugabo gwo,” yali ategeeza ki? (Kubal. 18:20) Abaleevi be bokka abaalina enkizo eyo? Yakuwa asobola okuba omugabo gwaffe leero? Bwe kiba kityo, ekyo kisoboka kitya? Ebitundu bino ebibiri biraga engeri Yakuwa gy’asobola okuba omugabo gwaffe.
EBITUNDU EBY’OKUSOMA 3, 4 OLUPAPULA 16-24
Ebitundu bino byogera ku mbiro ez’Ekikristaayo. Ekirabo abo abazimalako kye bafuba bwe bulamu obutaggwaawo. Byakulabirako ki ebisobola okutuyamba okusigala nga tudduka embiro zino? Bintu ki ebiyinza okutulemesa okudduka obulungi? Era kiki ekinaatuyamba okudduka embiro ez’obulamu ne tuzimalako tusobole okufuna ekirabo?
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 5 OLUPAPULA 25-29
Yakuwa amanyi abaweereza be abeesigwa era abaagala nnyo. Ngeri ki ze twetaaga okuba nazo okusobola okumanyibwa Yakuwa? Ekitundu kino kijja kuyamba buli omu ku ffe okwekebera.
EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO
3 Okusoma Bayibuli—Kinzizizzaamu Nnyo Amaanyi mu Bulamu Bwange
30 Osobola Okuba nga Finekaasi ng’Oyolekagana n’Embeera Enzibu?