Ebirimu
Apuli 15, 2013
© 2013 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania. All rights reserved.
EBITUNDU EBY’OKUSOMA MU KIBIINA
JJUUNI 3-9, 2013
Ganyulwa mu Bujjuvu mu Kusoma Bayibuli
OLUPAPULA 7 • ENNYIMBA: 114, 113
JJUUNI 10-16, 2013
Ganyulwa mu Kusoma Bayibuli era Gikozese Okuyamba Abalala
OLUPAPULA 12 • ENNYIMBA: 37, 92
JJUUNI 17-23, 2013
‘Mumanyenga Ebintu Ebisinga Obukulu’
OLUPAPULA 22 • ENNYIMBA: 70, 98
JJUUNI 24-30, 2013
OLUPAPULA 27 • ENNYIMBA: 129, 63
EBITUNDU EBY’OKUSOMA
▪ Ganyulwa mu Bujjuvu mu Kusoma Bayibuli
▪ Ganyulwa mu Kusoma Bayibuli era Gikozese Okuyamba Abalala
Pawulo yagamba nti: ‘Ekigambo kya Katonda kiramu era kya maanyi.’ (Beb. 4:12) Naye Ekigambo kya Katonda okusobola okutuganyula, tulina okukisoma n’okukolera ku ebyo bye tusoma. Ebitundu bino biraga engeri gye tuyinza okusoma Bayibuli mu ngeri eneetuganyula, kituyambe okukolera ku magezi agagirimu n’okukozesa amagezi ago nga tubuulira.
▪ ‘Mumanyenga Ebintu Ebisinga Obukulu’
▪ ‘Temukoowanga’
Tulina enkizo ya maanyi okubeera mu kibiina kya Yakuwa. Naye tuyinza tutya okuwagira ekibiina kya Yakuwa leero? Kiki ekinaatuyamba okutambulira awamu n’ekibiina kya Yakuwa n’obutaggwamu maanyi? Ebitundu bino bijja kuddamu ebibuuzo ebyo.
EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO
3 Beewaayo Kyeyagalire—Mu Mexico
17 Tumaze Emyaka 50 nga Tuweereza nga Bapayoniya mu Bitundu Ebiri Okumpi ne Arctic Circle
KU DDIBA: Mu bibiina ebisinga obungi, ab’oluganda bakuŋŋaana ku ssaawa emu n’ekitundu ez’oku makya oba nga tezinnawera okugenda okubuulira. Bakozesa buli kakisa ke bafuna okubuulira abantu ku nguudo
NEPAL
ABANTU
26,620,809
ABABUULIZI
1,667
ABAYIZI BA BAYIBULI
3,265