LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • wp16 Na. 3 lup. 16
  • Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?
  • Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2016
  • Subheadings
  • Similar Material
  • Katonda alina erinnya?
  • Kikyamu okwatula erinnya lya Katonda?
  • Erinnya lya Katonda
    Zuukuka!—2017
  • Erinnya lya Katonda y’Ani?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2019
  • Erinnya lya Katonda—Enkozesa Yaalyo n’Amakulu Gaalyo
    Kiki Ddala Baibuli Ky’Eyigiriza?
  • Ssa Ekitiibwa mu Linnya lya Yakuwa Ekkulu
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2013
See More
Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2016
wp16 Na. 3 lup. 16
Erinnya lya Katonda nga bwe lyali mu kimu ku biwandiiko bya Bayibuli eby’edda

Erinnya lya Katonda nga bwe lyali mu kimu ku biwandiiko bya Bayibuli eby’edda

Biki Bye Tuyiga Mu Bayibuli?

Katonda alina erinnya?

ABAMU BAGAMBA nti Katonda talina linnya, abalala nti erinnya lye ye Katonda oba Mukama, ate abalala bagamba nti Katonda alina amannya mangi. Ggwe olowooza otya?

BAYIBULI KY’EGAMBA

“Abantu ka bamanye nti erinnya lyo, ggwe Yakuwa, ggwe wekka Asingayo Okuba Waggulu, afuga ensi yonna.”​—Zabbuli 83:18.

BIKI EBIRALA BYE TUYIGA MU BAYIBULI?

  • Katonda alina ebitiibwa bingi, naye yeewa erinnya limu lyokka.​—Okuva 3:15.

  • Kisoboka okutegeera Katonda, era ayagala tumumanye.​—Ebikolwa 17:27.

  • Okumanya erinnya lya Katonda kikulu nnyo bwe tuba twagala okufuuka mikwano gye.​—Yakobo 4:8.

Kikyamu okwatula erinnya lya Katonda?

WANDIZZEEMU OTYA?

  • Yee

  • Nedda

  • Oba kisinziira?

BAYIBULI KY’EGAMBA

“Tokozesanga linnya lya Yakuwa Katonda wo mu ngeri etasaana.” (Okuva 20:7) Katonda ky’atayagala kwe kukozesa erinnya lye mu ngeri etaliweesa kitiibwa.​—Yeremiya 29:9.

BIKI EBIRALA BYE TUYIGA MU BAYIBULI?

  • Yesu yali amanyi erinnya lya Katonda era yalikozesanga.​—Yokaana 17:25, 26.

  • Katonda ayagala twatule erinnya lye.​—Zabbuli 105:1.

  • Abalabe ba Katonda bageezaako okuleetera abantu okwerabira erinnya lye.​—Yeremiya 23:27.

Okumanya ebisingawo, laba essuula 1 ey’akatabo, Kiki Ddala Baibuli Ky’Eyigiriza? akaakubibwa Abajulirwa ba Yakuwa

Osobola n’okukafuna ku www.pr418.com/lg

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share