Ennyanjula
Olowooza Otya?
Singa Bayibuli si Kigambo kya Katonda, olowooza yandibadde ekyaliwo?
Bayibuli egamba nti: “Omuddo gukala, ekimuli kiwotoka, naye ekigambo kya Katonda waffe kibeerawo emirembe gyonna.”—Isaaya 40:8.
Akatabo kano kalaga engeri Bayibuli gy’ezze ewona okusaanyizibwawo.