Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjuuni 7
WIIKI ETANDIKA JJUUNI 7
□ Okusoma Baibuli okw’Ekibiina:
cl sul. 18 ¶20-24, akas. ku lup. 188
□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:
Okusoma Baibuli: 2 Samwiri 19-21
Na. 1: 2 Samwiri 19:11-23
Na. 2: Katonda Atwala Atya Ebifaananyi Ebikozesebwa mu Kusinza? (rs-E lup. 185 ¶3–lup. 186 ¶2)
Na. 3: Engeri Omulyolyomi gy’Alemesaamu Abantu Okutegeera Amazima (2 Kol. 4:4)
□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:
Ddak. 5: Ebirango.
Ddak. 10: Wa Obujulirwa mu Ngeri Etegeerekeka. Kukubaganya birowoozo n’abawuliriza nga kwesigamiziddwa ku kitabo Ssomero ly’Omulimu, olupapula 226-229.
Ddak. 10: Ebyetaago by’ekibiina.
Ddak. 10: Engeri ez’Enjawulo ez’Okubuulira Amawulire Amalungi—Okukola mu Bitundu Omuli Aboogera Ennimi ez’Enjawulo. Kukubaganya birowoozo n’abawuliriza nga kwesigamiziddwa ku katabo Organized olupapula 107, akatundu 2-3. Mu bufunze buuza ebibuuzo omulabirizi w’obuweereza. Bibiina ki ebyogera ennimi engwira ebibuulira mu kitundu kye mubuuliramu? Nteekateeka ki ezikoleddwa okusobola okukolaganira awamu n’ebibiina bino okwewala okubuulira mu kifo kye kimu era mu kiseera kye kimu?