Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjanwali 31
WIIKI ETANDIKA JJANWALI 31
Oluyimba 99 n’Okusaba
□ Okusoma Bayibuli okw’Ekibiina:
cl sul. 30 ¶1-10 (Ddak. 25)
□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:
Okusoma Bayibuli: Nekkemiya 1-4 (Ddak. 10)
Na. 1: Nekkemiya 2:11-20 (Ddak. 4 oba obutawera)
Na. 2: Yokaana 1:1 Walaga nti Yesu Ye Katonda?—rs-E lup. 212 ¶4-6 (Ddak. 5)
Na. 3: Engeri ez’Enjawulo Mwe Tulagira nti Tukolera ku Bigambo bya Yesu Ebiri mu Matayo 22:21 (Ddak. 5)
□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:
Ddak. 5: Ebirango.
Ddak. 20: “Enteekateeka Eganyula Amaka.”—Ekitundu 2. (Akatundu 7-13) Kubuuza bibuuzo na kuddamu. Saba abawuliriza boogere ku ngeri ab’omu maka gaabwe gye baaganyuddwamu olw’okukozesa agamu ku magezi agali ku lupapula 6.
Ddak. 10: “Tendeka Abaana Bo Okuweereza Yakuwa.” Kubuuza bibuuzo na kuddamu. Saba abawuliriza boogere ku ebyo byennyini bazadde baabwe bye baakola okubayamba okweteerawo ebiruubirirwa n’okubituukako mu buweereza.
Oluyimba 88 n’Okusaba