LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb17 Maaki lup. 6
  • Yamba ab’Omu Maka Go Obuteerabira Yakuwa

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Yamba ab’Omu Maka Go Obuteerabira Yakuwa
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Similar Material
  • Enteekateeka Eganyula Amaka
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2011
  • Okusinza kw’Amaka—Kusobola Okuba Okunyuvu?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2014
  • “Ebigambo Bino . . . Binaabanga ku Mutima Gwo”
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
  • Musinzize Wamu ng’Amaka
    Amaka Gammwe Gasobola Okubaamu Essanyu
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
mwb17 Maaki lup. 6

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Yamba ab’Omu Maka Go Obuteerabira Yakuwa

Yakuwa yatuma Yeremiya okulabula Abayisirayiri nti baali bagenda kubonerezebwa olw’okuba baali bamwerabidde. (Yer 13:25) Kiki ekyaleetera eggwanga eryo okuddirira mu by’omwoyo? Embeera ey’eby’omwoyo mu maka g’Abayisirayiri yali eyonoonese. Kirabika emitwe gy’amaka baali tebakyagoberera bulagirizi obuli mu Ekyamateeka 6:5-7.

Amaka omuli omuzadde omu bali mu Kusinza kw’Amaka; omusajja n’ab’omu maka ge bakozesa mmaapu eraga ebitundu ebyogerwako mu Bayibuli nga bali mu Kusinza kw’Amaka

Ne leero amaka bwe gaba amanywevu mu by’omwoyo, ebibiina nabyo biba binywevu. Emitwe gy’amaka bayinza okuyamba ab’omu maka gaabwe obuteerabira Yakuwa singa bassaawo enteekateeka ennungi ey’okusinza kw’amaka. (Zb 22:27) Oluvannyuma lw’okulaba vidiyo erina omutwe, “Ebigambo Bino . . . Binaabanga ku Mutima Gwo”​—Okusinza kw’Amaka, muddeemu ebibuuzo bino:

  • Biki ebitera okukifuula ekizibu okuba n’okusinza kw’amaka obutayosa, era abamu basobodde batya okubyaŋŋanga?

  • Birungi ki ebiva mu kubeera n’okusinza kw’amaka obutayosa?

  • Bwe kituuka ku kusinza kw’amaka, kusoomooza ki kwe nfuna, era nnaakola ki okukwaŋŋanga?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share