LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb18 Maaki lup. 3
  • Maaki 12-18

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Maaki 12-18
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Maaki lup. 3

Maaki 12-18

MATAYO 22-23

  • Oluyimba 30 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Gondera Amateeka Abiri Agasinga Obukulu”: (Ddak. 10)

    • Mat 22:36-38​—Okusinziira ku nnyiriri zino, kiki ekizingirwa mu kugondera etteeka erisooka era erisinga obukulu? (nwtsty awannyonnyolerwa ebiri mu Mat 22:37)

    • Mat 22:39​—Etteeka ery’okubiri mu mateeka agasinga obukulu lye liruwa? (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa)

    • Mat 22:40​—Ebyawandiikibwa byonna eby’Olwebbulaniya byesigamiziddwa ku kwagala (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Mat 22:21​—“Ebya Kayisaali” bye biruwa, ate “ebya Katonda” bye biruwa? (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa)

    • Mat 23:24​—Ebigambo bya Yesu ebiri mu lunyiriri luno bitegeeza ki? (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Mat 22:1-22

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako.

  • Okulaga Vidiyo ku Kuddiŋŋana Okusooka: (Ddak.5) Mulabe vidiyo, era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) bhs lup. 199 ¶8-9​—Kubiriza omuyizi okuyita mikwano gye ku mukolo gw’Ekijjukizo.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 96

  • “Tuyinza Tutya Okukulaakulanya Okwagala eri Katonda n’Eri Muliraanwa”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Okulaga obukulu bw’okusoma Bayibuli nga bwe tukuba akafaananyi, muwulirize ekitundu ekyaggibwa mu muzannyo ogw’okuwuliriza ogulina omutwe ogugamba nti Yakuwa ye Katonda Yekka ow’Amazima, nga bwe mugoberera mu 1 Bassekabaka 18:17-46.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 12

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 52 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share