LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • g20 Na. 3 lup. 16
  • Baasobola Okweggyamu Obusosoze

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Baasobola Okweggyamu Obusosoze
  • Zuukuka!—2020
  • Similar Material
  • Laga Okwagala
    Zuukuka!—2020
  • Waliwo Ekisobola Okukuyamba
    Zuukuka!—2020
  • “Eno Ngeri Mpya ey’Okuyigiriza!”
    Zuukuka!—2016
  • Amagezi Amalala Agayamba Amaka
    Zuukuka!—2018
See More
Zuukuka!—2020
g20 Na. 3 lup. 16

Baasobola Okweggyamu Obusosoze

Soma ku bantu bano awamu n’abalala abaasobola okweggyamu obusosoze ku jw.org/lg.

Ab’oluganda aba nnamaddala

Johny ne Gideon nga babuuza abaana wabweru w’Ekizimbe ky’Obwakabaka eky’Abajulirwa ba Yakuwa.

Wadde nga Johny ne Gideon ba langi za njawulo era ng’edda baalina endowooza z’eby’obufuzi za njawulo, baafuuka ba mukwano nnyo.

Laba vidiyo Johny ne Gideon: Abaali Bataagalana, Kati Ba Luganda. Ginoonye ku jw.org/lg.

“Nnali njagala okulwanyisa obutali bwenkanya”

Rafika Morris.

Rafika yeegatta ku kibiina ekimu okulwanyisa obusosoze mu langi. Naye bwe yagenda ku lukuŋŋaana olumu olunene olw’Abajulirwa ba Yakuwa, yalaba obumu bwe yali anoonya.

Laba vidiyo Rafika Morris: Nnali Njagala Okulwanyisa Obutali Bwenkanya. Ginoonye ku jw.org/lg.

Bavvuunuka obukyayi

Ebifaananyi: 1. Omusajja Omuwalabu n’omusajja omulala batambula wamu nga bwe banyumya. 2. Omusajja Omuyudaaya ali wamu ne mikwano gye era amwenya.

Kiki ekyayamba Omuwalabu omu n’Omuyudaaya omu okuvvuunuka obusosoze?

Laba vidiyo Okwagala Okutajjulukuka Kuliwangula Ddi Obukyayi? Ginoonye ku jw.org/lg.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share