Waliwo Ekisobola Okukuyamba
Wafiirwa omuntu wo?
Genda ku jw.org/lg, onoonye “ebisobola okuyamba abo abafiiriddwa abantu baabwe.”
Oyolekagana n’ebizibu by’eby’enfuna?
Genda ku jw.org/lg, onoonye “okukozesa obulungi ssente.”
Wali weebuuzizzaako, ‘Obulamu bulina kigendererwa ki?’
Genda ku jw.org/lg, onoonye “ddala obulamu bwa mugaso?”
Olina obulwadde obutawona?
Genda ku jw.org/lg, onoonye “bw’oba olina obulwadde obutawona.”
Bayibuli erimu amagezi agasingayo obulungi agasobola okuyamba buli omu mu maka. Amagezi agagirimu gasobola okuyamba omuntu okusalawo obulungi.—ENGERO 1:1-4.
Tukukubiriza okwekenneenya Bayibuli. Laba vidiyo Lwaki Kikulu Okuyiga Bayibuli?