Oluyimba 136
Obwakabaka Bwassibwawo—Ka Bujje!
Wanula:
- Yakuwa, ggwe emirembe - N’emirembe wooli. - Walonda dda Omwana wo - Okuba kabaka. - Wateekawo ’Bwakabaka; - Bwa kufuga ensi yonna. - (CHORUS) - Obwakabaka bwo - Bwatandika okufuga. - Kuba bwassibwawo. - Kati tusaba nti: “Bujje!” 
- Ye Sitaani asigazza - ’Kaseera katono. - Bino biseera bya nnaku, - Eby’essanyu bijja. - Wateekawo ’Bwakabaka; - Bwa kufuga ensi yonna. - (CHORUS) - Obwakabaka bwo - Bwatandika okufuga. - Kuba bwassibwawo. - Kati tusaba nti: “Bujje!” 
- Bamalayika mu ggulu - Bayimba n’essanyu. - Sitaani Omulyolyomi - Yagobwa mu ggulu. - Wateekawo ’Bwakabaka; - Bwa kufuga ensi yonna. - (CHORUS) - Obwakabaka bwo - Bwatandika okufuga. - Kuba bwassibwawo. - Kati tusaba nti: “Bujje!” 
(Era laba Dan. 2:34, 35; 2 Ko. 4:18.)