LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • sjj oluyimba 61
  • Mugende mu Maaso, Mmwe Abajulirwa!

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Mugende mu Maaso, Mmwe Abajulirwa!
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Similar Material
  • Mugende mu Maaso, Mmwe Abajulirwa!
    Muyimbire Yakuwa
  • Mugende mu Maaso, Abaweereza b’Obwakabaka!
    Muyimbire Yakuwa
  • Weeyongere Okubuulira Obwakabaka!
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Mubayigirize Basobole Okuba Abanywevu
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
See More
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 61

OLUYIMBA 61

Mugende mu Maaso, Mmwe Abajulirwa!

Printed Edition

(Lukka 16:16)

  1. 1. Mu nnaku zino ez’enkomerero,

    Tulin’o bubaka obukulu ennyo.

    Wadde Sitaani yeecwacwanye,

    Katonda waffe atuwa amaanyi.

    (CHORUS)

    Mugende mu maaso, mmwe Abajulirwa!

    Munyiikirir’o mulimu gwa Katonda!

    Mumanyise Olusuku lwa Katonda

    Kuba luli kumpi okutuuka.

  2. 2. ’Baweereza ba Ya tebagayaala;

    Ensi tebagezaako ’kugisanyusa.

    ’Mabala gaayo bageewala

    Ne bakuumira ddala obwesigwa.

    (CHORUS)

    Mugende mu maaso, mmwe Abajulirwa!

    Munyiikirir’o mulimu gwa Katonda!

    Mumanyise Olusuku lwa Katonda

    Kuba luli kumpi okutuuka.

  3. 3. Obwakabaka bwa Ya bugaaniddwa;

    ’Linnya lye ’kkulu ’bantu balijolonga.

    Tufube okulitukuza

    N’okulirangirira mu nsi yonna.

    (CHORUS)

    Mugende mu maaso, mmwe Abajulirwa!

    Munyiikirir’o mulimu gwa Katonda!

    Mumanyise Olusuku lwa Katonda

    Kuba luli kumpi okutuuka.

(Laba ne Kuv. 9:16; Baf. 1:7; 2 Tim. 2:3, 4; Yak. 1:27.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share