LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb16 Maaki lup. 1
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Subheadings
  • Similar Material
  • OMUNAALA GW’OMUKUUMI
  • OMUNAALA GW’OMUKUUMI (olupapula olusembayo)
  • AKAPAPULA AKAYITA ABANTU KU KIJJUKIZO
  • TEGEKA ENNYANJULA YO
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Maaki lup. 1
Okujjukira Okufa kwa Kristo

Omukolo gw’okujjukira okufa kwa Yesu mu Bugirimaani

Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

OMUNAALA GW’OMUKUUMI

Magazini y’Omunaala gw’Omukuumi, Na. 2 2016 | Lwaki Yesu Yabonaabona era n’Afa?

Ekibuuzo: Ebigambo bino wali obiwuliddeko?

Ekyawandiikibwa: Yok 3:16

By’oyinza okwogera: Akatabo kano kannyonnyola engeri gye tuyinza okuganyulwa mu kubonaabona kwa Yesu ne mu kufa kwe.

OMUNAALA GW’OMUKUUMI (olupapula olusembayo)

Ekibuuzo: Weetegere ekibuuzo kino n’engeri abantu gye batera okukiddamu. [Soma ekibuuzo ekisooka n’eby’okuddamu ebiweereddwa.] Ggwe ekibuuzo kino wandikizeemu otya?

Ekyawandiikibwa: Mat 4:1-4

By’oyinza okwogera: Okuva bwe kiri nti Sitaani yayogera ne Yesu era n’amukema, kitegeeza nti Sitaani kitonde kya ddala wabula si kirowoozo bulowoozo ekibi. Akatabo kano kalimu ebintu ebirala Bayibuli by’eyogera ku Sitaani.

AKAPAPULA AKAYITA ABANTU KU KIJJUKIZO

Akapapula akayita abantu ku mukolo gw’Okujjukira okufa kwa Kristo ogwa 2016

By’oyinza okwogera: Tuwa buli omu akapapula kano akabayita ku mukolo omukulu ennyo. [Muwe akapapula.] Nga Maaki 23, abantu bukadde na bukadde okwetooloola ensi yonna bajja kukuŋŋaana okujjukira okufa kwa Yesu Kristo, n’okuwuliriza okwogera okukwata ku ngeri okufa kwe gye kutuganyulamu. Akapapula kano kalaga ekiseera n’ekifo omukolo ogwo we gugenda okubeera. Okuyingira kwa bwereere, era buli omu ayanirizibwa.

TEGEKA ENNYANJULA YO

Kozesa ekyokulabirako waggulu okutegeka ennyanjula yo

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share