LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb16 Apuli lup. 2
  • Ekitundu Ekipya Ekinaatuyamba mu Buweereza

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ekitundu Ekipya Ekinaatuyamba mu Buweereza
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Subheadings
  • Similar Material
  • ENGERI Y’OKUKOZESAAMU EKITUNDU EKYO:
  • Okunyumya ku by’Omwoyo Kizimba
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2003
  • Engeri y’Okutandikamu Okwogera n’Abantu nga Tukozesa Tulakiti
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
  • Kozesa (1) Ekibuuzo, (2) Ekyawandiikibwa, ne (3) Essuula
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2006
  • Yogera ku Kitundu Kimu, Naye Gaba Magazini Zombi
    Obuweereza Bwaffe Obuweereza bw’Obwakabaka—2013
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Apuli lup. 2

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Ekitundu Ekipya Ekinaatuyamba mu Buweereza

Ekimuli ku malaalo

Okuva mu Jjanwali 2016, ku lupapula olusembayo olw’Omunaala gw’Omukuumi ogwa bonna kufulumirako ekitundu ekirina omutwe ogugamba nti, “Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?” Ekitundu kino ekipya kyategekebwa okutuyamba okutandika okukubaganya n’abantu ebirowoozo ku Bayibuli. Kyategekebwa mu ngeri efaananako n’eya tulakiti zaffe. Kirimu ekibuuzo n’eky’okuddamu ekyesigamiziddwa ku byawandiikibwa, era n’ensonga endala ez’okukubaganyaako ebirowoozo.

Bwe twogera obulungi n’abantu nga tukozesa ebyawandiikibwa, batera okufuuka abayizi ba Bayibuli. Kozesa ekitundu kino ekipya okuyamba abantu abalina ennyonta ey’eby’omwoyo.​—Mat 5:6.

ENGERI Y’OKUKOZESAAMU EKITUNDU EKYO:

  1. Saba omuntu akuwe endowooza ye ku kimu ku bibuuzo ebiri mu kitundu ekyo

  2. Muwulirize era omusiime olw’ekyo ky’aba azzeemu

  3. Soma ekyawandiikibwa ekiri wansi w’omutwe, “Bayibuli ky’Egamba,” era omusabe akuwe endowooza ye ku kyawandiikibwa ekyo. Bw’aba alina obudde, mweyongere okukubaganya ebirowoozo nga mukozesa ebyo ebiri wansi w’omutwe, “Biki Ebirala Bye Tuyiga mu Bayibuli?”

  4. Muwe magazini

  5. Kola enteekateeka okuddayo oddemu ekibuuzo eky’okubiri

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share