LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb16 Agusito lup. 1
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Subheadings
  • Similar Material
  • ZUUKUKA!
  • ZUUKUKA!
  • WULIRIZA KATONDA OBE MULAMU EMIREMBE GYONNA
  • TEGEKA ENNYANJULA YO
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Ennyanjula ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Agusito lup. 1
Ababuulizi babuulira nga bakozesa essimu ey’oku mulyango mu Vienna, Austria

Ababuulizi babuulira nga bakozesa essimu ey’oku mulyango mu Vienna, Austria

Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

ZUUKUKA!

Zuukuka! Na. 4 2016 | Engeri gy’Oyinza Okwemanyiiza Okukola Ebintu Ebikuganyula

Ekibuuzo: Olowooza omuntu ayinza atya okwemanyiiza okukola ebintu ebimuganyula?

Ekyawandiikibwa: Mub 7:8a

By’oyinza okwogera: Akatabo kano kalimu amagezi agava mu Bayibuli agasobola okuyamba omuntu okweggyamu emize emibi ne yeemanyiiza okukola ebintu ebimuganyula.

ZUUKUKA!

Ekibuuzo: Enkyukakyuka mu bulamu tezeewalika. Olowooza kiki kye tuyinza okukola nga wazzeewo enkyukakyuka mu bulamu bwaffe?

kyawandiikibwa: Mub 7:10

By’oyinza okwogera: [Mulage ekitundu ekitandikira ku lupapula 10.] Ekitundu kino kirimu amagezi agava mu Bayibuli agasobola okutuyamba nga wazzeewo enkyukakyuka mu bulamu bwaffe.

WULIRIZA KATONDA OBE MULAMU EMIREMBE GYONNA

Wuliriza Katonda Obe Mulamu Emirembe Gyonna

Ekibuuzo: Ffenna tulina amannya. Olowooza ne Katonda alina erinnya? Erinnya lye y’ani?

Ekyawandiikibwa: Zb 83:18

By’oyinza okwogera: Akatabo kano kalimu ebintu ebirala bingi Bayibuli by’eyigiriza ku Katonda. [Mulage ebiri ku lupapula 6 ne 7.]

TEGEKA ENNYANJULA YO

Kozesa ebyokulabirako ebiri waggulu okutegeka ennyanjula yo.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share