LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb16 Okitobba lup. 1
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Subheadings
  • Similar Material
  • ZUUKUKA!
  • YIGIRIZA AMAZIMA
  • AKAPAPULA AKAYITA ABANTU MU NKUŊŊAANA (inv)
  • TEGEKA ENNYANJULA YO
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Okitobba lup. 1
Ababuulizi nga bagaba obupapula obuyita abantu mu nkuŋŋaana

Ababuulizi nga bayita abantu mu nkuŋŋaana

Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

ZUUKUKA!

Zuukuka! Na. 5 2016 | Ddala Yesu Yaliyo?

Ebibuuzo: Abantu abamu babuusabuusa obanga ddala Yesu yaliyo, ate abalala bakakafu nti yaliyo. Kyokka abalala bagamba nti kizibu okukakasa obanga yaliyo. Ggwe olowooza otya?

Eky’okugaba: Akatabo kano katuyamba okumanya ekituufu.

YIGIRIZA AMAZIMA

Bayibuli Embikkule

Ekibuuzo: Olowooza kiki ekituuka ku muntu ng’afudde?

Ekyawandiikibwa: Yok 11:11-14

Amazima: Omuntu bw’afa, obulamu bwe bukoma. N’olwekyo tetusaanidde kutya nti waliwo ekinaatutuukako nga tufudde. Yesu yageraageranya okufa ku kwebaka. Nga Yesu bwe yazuukiza Laazaalo, ajja kuzuukiza abantu baffe abaafa baddemu okuba abalamu wano ku nsi.​—Yobu 14:14.

AKAPAPULA AKAYITA ABANTU MU NKUŊŊAANA (inv)

Akapapula Akayita Abantu mu Nkuŋŋaana

By’oyinza okwogera: Nkwaniriza ojje owulirize okwogera okwesigamiziddwa ku Bayibuli. Tujja kuba ku Kingdom Hall Abajulirwa ba Yakuwa we basabira. [Muwe akakapula akayita abantu mu nkuŋŋaana, mulage ebiseera n’ekifo, era mubuulire omutwe gw’emboozi ya bonna.]

Ekibuuzo: Wali ogenzeeko ku Kingdom Hall, Abajulirwa ba Yakuwa we basabira? [Bwe kiba kituukirawo, mulage vidiyo Biki Ebikolebwa mu Kizimbe ky’Obwakabaka?]

TEGEKA ENNYANJULA YO

Kozesa ebyokulabirako ebiri waggulu okutegeka ennyanjula yo.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share