EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | DANYERI 1-3
Okuba Omwesigwa eri Yakuwa Kivaamu Ebirungi
Okufumiitiriza ku kyokulabirako ky’Abebbulaniya abasatu kituyamba okusigala nga tuli beesigwa eri Yakuwa
Okusinziira ku byawandiikibwa bino, okuba omwesigwa eri Yakuwa kizingiramu ki?